TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Bategese omusomo okutema empenda ku kisaddaaka baana

Bategese omusomo okutema empenda ku kisaddaaka baana

By peter ssaava

Added 21st June 2017

Bategese omusomo okutema empenda ku kisaddaaka baana

Ki1 703x422

EKITONGOLE kya Kyampisi child care ministries okuva e mukono nga kiri wamu n'ekitongole kya Rehab Uganda bategese omusomo ku African village Hotel e Kiyunga Mukono okutema empenda okumalawo ekisaddaaka baana mu ggwanga.

Omusomo guno gwetabiddwaamu abazadde b'abaana abaasaddakibwa nga bano balaze ennaku gye bayitamu.

 

Aba kyampisi child care ministries nga bakulembeddwaamu musumba Peter Ssewakiryanga basabye abazadde okuggyawo okutya nga bawa obujulizi obukwata ku misango gyabwe.

 Basabiddwa n'okuloopa abo bonna abenyigira mu kisaddaka baana.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lip2 220x290

Okutuuza Ssaabalabirizi kuli mu...

Okutuuza Ssaabalabirizi kuli mu ggiya

Set1 220x290

Museveni awabudde ku nteekateeka...

Museveni awabudde ku nteekateeka y’ettaka eneegaggawaza Bannayuganda

Tip2 220x290

Abbye abaana babiri n’abatwalira...

Abbye abaana babiri n’abatwalira muganzi we

Top2 220x290

Ebyabaddewo mu lutalo lwa Pallaso...

Ebyabaddewo mu lutalo lwa Pallaso e South Africa annyonnyodde

Nem1 220x290

Leero mu mboozi y'omukenkufu tukulaze...

Leero mu mboozi y'omukenkufu tukulaze engeri gy'oyinza okkozesaamu empirivuma okulongoosa omutima n'okugumya ebinywa...