TOP

‘Mukomye engombo ya Gavumenti etuyambe’

By Moses Lemisa

Added 8th August 2017

BANNAYUGANDA basabiddwa okukomya eηηombo ya “Gavumenti etuyambe” mu buli nsonga ng’ezimu basobola okuzeekolerako ng’okwongera amaanyi mu byobulimi n’obulunzi.

Malawo1 703x422

Brian Kabenge (ku kkono) omuvubuka agatta omutindo ku mata g’ente ng’anyumyaamu n’abakungu mu kitongole kya Heifer.

Bino byayogeddwa Richard Ekodeu, akulira ‘Mastercard Foundation Uganda’ ku Lwokuna mu lukuηηaana lw’abaamawulire ng’atongoza pulojekiti ya ‘East Africa Youth Inclusion Projet (EAYIP).’

Eno egenda kuyamba abavubuka 15,000/- wakati w’emyaka 15 okutuuka ku 24 nga baweebwa obukodyo n’obukugu mu mirimu egy’enjawulo.

Disitulikiti ezigenda okusooka okuganyulwa kuliko; Wakiso, Kiboga, Luweero, Amuria, Bugiri ne Ngora.

Enkola eno ewomeddwamu omutwe ekibiina kya Mastercard Foundation n’ekya Heifer International.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Npc03webuse 220x290

Abavubuka bayambibwe mu byobulamu...

Abavubuka basaana bayambibwe mu byobulamu basobole okwekuuma, okwejjanjabisa n'okumanyisibwa ebikwata ku byobulamu...

Coffeetree1webuse 220x290

Alina omusaayi omutono muwe amazzi...

Atalina musaayi kozesa bikoola bya mmwaanyi ofune ogukumala

Camavingajpg111 220x290

Ttiimu za Premier 3 ziswamye musaayimuto...

Camavinga, wa myaka 16 era ttiimu za Premier zigamba nti akacanga nga Paul Pogba.

Ssuubikazimba 220x290

Abakrisitaayo balabuddwa okulwa...

ABAKRISTAAYO balabuddwa okukomya okumala obudde bwonna mu masinzizo nga balindirira Katonda okubakolera ebyewuunyo...

Mbvsmpindi1web002web 220x290

Abembogo beewaanye bwe bagenda...

ABAWAGIZI n'abakungu be Mbogo beewanye nti "omunene asigala munene" oluvanyuma lwokukuba Empindi ggoolo 3-0 mu...