TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Omubaka wa Pulezidenti alabudde abakola enguudo e Masaka

Omubaka wa Pulezidenti alabudde abakola enguudo e Masaka

By Musasi wa Bukedde

Added 16th August 2017

Omubaka wa Pulezidenti e Masaka alabudde abakola enguudo e Masaka

Ha1 703x422

RDC ku kkono ate mu makkati ye Mathias Mpuuga

 

Bya Hanipher Namuwonge

OMUBAKA wa pulezidenti e Masaka Lt Joe Walusimbi atabukidde abakozi b'engudo mu kitundu kino n'awera nti bakubanonyerezaako ssinga bazuula nti ensimbi ezaalina okulima enguudo tezakosebwa bakuzisasula.

Walusimbi abadde Ku kitebe kya Disitulikiti e Masaka bwe babadde balaga ebyuma ebyafuniddwa okulima enguudo mu kitundu kino.

Ono agambye tebagenda kuttira Ku yinginiya yenna liiso kasita kinazuulibwa nti enguudo ezikoleddwa emabegako tezenkanankana nsimbi zateekebwako era bwatyo n'alagira bambega ba poliisi ne DISO nti babeere bulindaala okuggula Ku bakozi bano emisango.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lop2 220x290

Omusumba Bp. Silvester Kisitu asabye...

Omusumba Bp. Silvester Kisitu asabye Bannayuganda okubeera abaweereza abalungi

Kuba 220x290

Minisitule efulumizza entegeka...

MINISITA w’Ebyenjigiriza n’emizannyo Janet Museveni azzizzaamu abazadde, abayizi n’abasomesa essuubi nti singa...

Kip1 220x290

Geo Steady ne mukazi we, Prima...

Geo Steady ne mukazi we, Prima omulamwa gwa Corona bagutegeera

Lab1 220x290

Fifi agabidde eb’e Ggaba eby’okukozesa...

Fifi agabidde eb’e Ggaba eby’okukozesa mu kiseera kya Kalantiini

Shutterstockeditorial10434333bm 220x290

Coronavirus: Amerika kiri bubi,...

Corona ayongedde okwewanisa abantu emitima okwetooloola ensi yonna era Pulezidenti wa Amerika Donald Trump yalabudde...