TOP
  • Home
  • Amawulire
  • BUKEDDE W’OLWOKUSATU ALIMU EBIKULU BINO BITAANO

BUKEDDE W’OLWOKUSATU ALIMU EBIKULU BINO BITAANO

By Musasi wa Bukedde

Added 29th August 2017

BUKEDDE W’OLWOKUSATU ALIMU EBIKULU BINO BITAANO

Wapi 703x422

North Korea olukubye mizayiro n’okulabula Amerika ku kugitambaala,

Amagye g’omukago ne gayungula emmeeri n’emizinga okwegezaamu.

Mulimu ebikwata ku musajja, Fifi Da Queen owa Bukedde gwe yalaze okumuwasa n’obubadi bwe baakoze.

Mu Ono ye Kampala: Tukulaze engeri paakingi y’ebidduka gye yeeraliikirizza Bannakampala ne bye bategeka okukola olwa KCCA okubanyigiriza.

Mulimu abawala babiri poliisi b’ewonyezza okuwambibwa bwe babadde bava awaka nga bagenda okukola. Byonna mu Bukedde w’Olwokusatu.

Mu Byemizannyo: Minisita Bakkabulindi akyalidde Cranes eyeegattiddwaako eyaliko kapiteeni Ibrahim Ssekaggya ne bamukakasa okufiirawo ku mupiira gwa Misiri.

Oyo ye Bukedde wo akutwala mu Abu Dhabi ku 1,000/- zokka!

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Drssempangieyasingaanidwamumakagenanyonyolawebuse 220x290

Abaana Abakaramoja basomesebwe...

Ssempangi awabudde gavumenti ku baana b’e Karamoja abasibira ku nguudo n’ategeeza nga bwe batundibwa abazadde okujja...

Chozenbeckyclearwebuse 220x290

Abayimbi beesunga kusanyusa badigize...

Abayimbi ab'amannya bali mu kuwawula maloboozi olw'okwesunga okuyimba mu Kyepukulu ekiwagiddwa Vision Group ne...

Lukiikombalirira7 220x290

Buganda eyisizza embalirira yaayo...

OBWAKABAKA bwa Buganda buyisizza embalirira y’Omwaka 2019/2020 ng’eno ya nsimbi 121,079,490,880/- nga kweyongera...

Samba 220x290

Omusika atunze ebiggya ku 1500/=!...

PULOFEESA Kiwanuka Ssemakula amaziga gaamuyunguse bwe yatuuse ku butaka gy’asibuka ng’amalaalo ga kitaawe gaatundibwa...

Kub2 220x290

Gavt. esiimye ebitongole ebisikiriza...

Gavt. esiimye ebitongole ebisikiriza abavubuka okuyingira obulimi n’obulunzi