TOP

Ayimbula embuzi atunula binsobedde

By Musasi wa Bukedde

Added 10th September 2017

Ayimbula embuzi atunula binsobedde

La1 703x422

OMUVUBUKA abadde abba embuzi mu Kampala n’azitunda alula. Bamukwatidde ku Kaleerwe ng’abbye embuzi endala ku ssaawa munaana ez’ekiro bwe yabadde aliko abasuubuzi baagiguza ku layisi.

Baamukwatidde mu katale ka Bivamuntuuyo ng’anoonya omuguzi. Olwalabye abaserikale n’ayagala okudduka kyokka ne bamutaayiza ne bamukwata.

Yasoose kulwanagana n’abaserikale ng’agamba nti embuzi yagiguze mu kyalo e Ntungamu ng’era yagireetedde ku bbaasi kyokka bwe baamusabye lisiiti kwe yasasulidde ebisale bya bbaasi n’abawemula. Oluvannyuma yagonze era baamugguddeko omusango ku fayiro nnamba SD REF:03/07/08/2017.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lob2 220x290

Omukuumi attiddwa n’asattiza ab’ebyokwerinda...

Omukuumi attiddwa n’asattiza ab’ebyokwerinda

Ndo1 220x290

Omusawo asimattuse okugajambulwa...

Omusawo asimattuse okugajambulwa

Gub1 220x290

Balwanidde tikiti z’Omutujju

Balwanidde tikiti z’Omutujju

Web3 220x290

Bobi, wasigazzaamu ku doola ompeeyo?...

Bobi, wasigazzaamu ku doola ompeeyo?

Tub1 220x290

Hoo...ataakulaba

Hoo...ataakulaba