TOP

Muzeeyi nsonyiwa mbadde nsaaga

By Musasi wa Bukedde

Added 10th September 2017

Muzeeyi nsonyiwa mbadde nsaaga

Fu1 703x422

ONO muzeeyi tasaaga. Atabukidde omuvubuka abadde amujooga ng’alowooza nti yaggwaamu n’amunyiga ebitooliro.

Omuvubuka alabye muzeeyi amunywezezza kwe kutandika okwesesa n’okuwoza ‘‘muzeeyi nsonyiwa mbadde nsaaga, ebintu bikome wano’

’. Omanyi kanyama ono yabadde alowooza nti muzeeyi awedde ku mpagala takyalina maanyi kyokka bwe yamunywezezza n’awulira ng’omukono gukaluba okukira omutayimbwa n’atya.

Ebitogi baabyesikidde waggulu wa paaka enkadde wiiki ewedde. Muzeeyi yagambye nti abavubuka bano babadde bayitiridde okumujooga ne batuuka n’okumutwalako enkoofi ira ze z’atembeeya nga tebasasudde ne bamulemesa okuyiiya amata g’abazzukulu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lob2 220x290

Omukuumi attiddwa n’asattiza ab’ebyokwerinda...

Omukuumi attiddwa n’asattiza ab’ebyokwerinda

Ndo1 220x290

Omusawo asimattuse okugajambulwa...

Omusawo asimattuse okugajambulwa

Gub1 220x290

Balwanidde tikiti z’Omutujju

Balwanidde tikiti z’Omutujju

Web3 220x290

Bobi, wasigazzaamu ku doola ompeeyo?...

Bobi, wasigazzaamu ku doola ompeeyo?

Tub1 220x290

Hoo...ataakulaba

Hoo...ataakulaba