TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Omuyimbi Disun Future akomyewo mu Uganda n'alabula abakubi ba Ragga

Omuyimbi Disun Future akomyewo mu Uganda n'alabula abakubi ba Ragga

By Musa Ssemwanga

Added 10th September 2017

Omuyimbi Disun Future akomyewo mu Uganda n'alabula abakubi ba Ragga

Nop1 703x422

Disun Future ng'ayakatuuka ku kisaawe entebe

OMUYIMBI  wa Ragga amanyiddwa nga Disun Future(Emmanuel Mubiru Disun) ng'ono amaze emyaka mingi ku mawanga,olutuuse ku kisaawe e Ntebe n'awaga nga bw'azze okumenyawo abo bonna abagamba mbu bakafulu ba Ragga

Disun Future abadde mu mawanga okuli  Netherlands,Germany,Sweden,Norway era ng'ebbanga lyonna abadde akuba Ragga ssaako n'okukola emirimu emirala

ono yayaniriziddwa mu kitiibwa wakati w'abawagizi be ababadde bagoberera music we ne bamukolera n'akabaga e Wandegyeya gye yasanze byana biwala ebyamyuka obwedda ebitamuva ku lusegere.

Alabudde DJ Michael,Peter Miles,Madox,Mighty Sun kwosa n'abayimbi ba Ragga abalala mbu beesibe bbiri ekitali ekyo ajja kubeerabiza bannayuganda abaagazi b'omuziki.

 

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lob2 220x290

Omukuumi attiddwa n’asattiza ab’ebyokwerinda...

Omukuumi attiddwa n’asattiza ab’ebyokwerinda

Ndo1 220x290

Omusawo asimattuse okugajambulwa...

Omusawo asimattuse okugajambulwa

Gub1 220x290

Balwanidde tikiti z’Omutujju

Balwanidde tikiti z’Omutujju

Web3 220x290

Bobi, wasigazzaamu ku doola ompeeyo?...

Bobi, wasigazzaamu ku doola ompeeyo?

Tub1 220x290

Hoo...ataakulaba

Hoo...ataakulaba