TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Eddie Kenzo alaze amaanyi bw'awangudde engule ssatu

Eddie Kenzo alaze amaanyi bw'awangudde engule ssatu

By Musa Ssemwanga

Added 12th September 2017

Eddie Kenzo alaze amaanyi bw'awangudde engule ssatu

Ke1 703x422

Eddie Kenzo ng'ayogera eri abawagize be ku Serena

EDDIE Kenzo ayongedde okulaga amaanyi bw'awangudde engule ssatu mu mpaka ezimanyiddwa nga "Entertainment award" ez'omulundi ogw'okuna.

 
Empaka zino z'ategekeddwa ku Serena Hotel Kenzo gye yawangulidde emitendera egy'enjawulo omwabadde Video y'omwaka, omuyimbi omusajja asinze ku banne ssaako n'omuyimbi w'omwaka.

Kenzo yasizza abantu enseko bweyabadde yeebaza abawagizi be mu luzungu olw'ebitege wabula yalabye abantu bafa enseko kwe kubategeeza nti ye bamuleke kubanga si muzungu era n'akyusizaawo okudda mu luganda lw'ategeera okusobola okuggusa ensonga ye.

Mu balala abaawangudde kw'abaddeko Geosteady,B2C,Dennis Onyango,Ghetto kids,New chapter music,Danz ku Mapeesa,Swengere family,ne Sasha Vybz 

Ye Hellen Lukoma ne munne Lydia Jazmine baakoze gwa kwolesa mibiri anti beesaze ebiteeteeyi ebitangaala nga byoleka kumpi ebitundu byonna eby'omubiri ekyalese abasajja nga bonna balookeera.

 

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lob2 220x290

Omukuumi attiddwa n’asattiza ab’ebyokwerinda...

Omukuumi attiddwa n’asattiza ab’ebyokwerinda

Ndo1 220x290

Omusawo asimattuse okugajambulwa...

Omusawo asimattuse okugajambulwa

Gub1 220x290

Balwanidde tikiti z’Omutujju

Balwanidde tikiti z’Omutujju

Web3 220x290

Bobi, wasigazzaamu ku doola ompeeyo?...

Bobi, wasigazzaamu ku doola ompeeyo?

Tub1 220x290

Hoo...ataakulaba

Hoo...ataakulaba