TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ebibuuzo abantu bye baabuuzizza Museveni ku ttaka

Ebibuuzo abantu bye baabuuzizza Museveni ku ttaka

By Musasi wa Bukedde

Added 12th September 2017

Ebibuuzo abantu bye baabuuzizza Museveni ku ttaka

M71 703x422

Museveni ng'annyonnyola ku nsonga z'ettaka

Ivan Nsubuga: Lwaki kitwala ebbanga ddene kkooti okusala emisango ku ttaka. Kkooti ez’enjawulo z’ogamba okussaawo teziikole bwe zityo?

Museveni: Neesunga nnyo akakiiko ka Bamugemereire era nsaba abalina ensonga zonna n’obujulizi mukettanire.

Vincent Mikalo Mikalo: Wayimiriza abantu ku ttaka ly’e Nabugabo naye kati emyaka esatu tebafunanga ssente, lyatwalibwa amagye.

Museveni: Neetonda olw’okubeera nga tetunnaba kubasasula naye tulina okubabasasula kuba saagala bbomu zaffe kubakwata. hhenda kukola ekisoboka okulaba nga mufuna ssente zammwe.

Jude Kavuma: Lwaki abanene mu Gavumenti be basinze okunokolwayo mu kubba ettaka?

Museveni: Demokulasiya yooyo. Gavumenti temala gakwata muntu ne bamuvunaana. Twagala kusooka kukakasa kati kwe kuteekawo akakiiko ka Bamugemereire kajja kubaanika era kababonereze. Nsaba mukawe obujulizi.

Cresimo Mukasa w’e Mawogola Sembabule: Omubaka Ssekikubo atugoba ku ttaka.

Ono Museveni yamuzzeemu nti tujja kubayamba. Mudashiru Bbale e Kyesiiga:

Yeebaziza Museveni okutaangaaza eggwanga n’okusaabulula olugambo olubaadde lusasaana okukyayisa gavumenti nti ayagala kubba ttakka. Dan Mugema eyeeyise Ddembe-lya-museveni:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

No Matching Document

Emboozi endala

Lob2 220x290

Omukuumi attiddwa n’asattiza ab’ebyokwerinda...

Omukuumi attiddwa n’asattiza ab’ebyokwerinda

Ndo1 220x290

Omusawo asimattuse okugajambulwa...

Omusawo asimattuse okugajambulwa

Gub1 220x290

Balwanidde tikiti z’Omutujju

Balwanidde tikiti z’Omutujju

Web3 220x290

Bobi, wasigazzaamu ku doola ompeeyo?...

Bobi, wasigazzaamu ku doola ompeeyo?

Tub1 220x290

Hoo...ataakulaba

Hoo...ataakulaba