TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Eyayiira omwana olweeje lw'amazzi ayogedde ebitakwatagana mu kkooti ne bamusindika ku alimanda

Eyayiira omwana olweeje lw'amazzi ayogedde ebitakwatagana mu kkooti ne bamusindika ku alimanda

By Musasi wa Bukedde

Added 12th September 2017

Eyayiira omwana olweeje lw'amazzi ayogedde ebitakwatagana mu kkooti ne bamusindika ku alimanda

Nap1 703x422

Joseph Zziwa

EYAYIIRA munne olweeje lw’amazzi ng’amulanga obutayoola bubi bw’abaana be atabudde omulamuzi w’eddaala erisooka ku kkooti ya City Hall Beatrice Khainza bw'ayogedde ebitakwatagana omulamuzi bwatyo n’amusindika ku limanda e Luzira akomewo n’abajulizi .

Mariam Nakaliisa omutuuze mu zooni ya Kisenyi e Kamwokya nga 10/June/2016  yayiira Mary Nayibara muliraanwa we entamu y’amazzi agaakya n’amutuusaako ebisago okuviira ddala mu bulago pakka ku lubuto nga entabwe yava ku baana abaali basaasaanyizza obucaafu mu lujja.

Nakaliisa mukwewozaako yewuunyisizza omulamuzi bw'ategeezezza nti alina emyaka 19 nga yazaalibwa museveni tannawamba nti n’amazzi geboogerako siyeeyagamuyiira wabula gaava gokka kusigiri ate oluvannyuma n’gamba mbu yeyagatomera ne gamuyiikira.

Ono asabye okweyimirirwa  olw’omwana we omuto gwe baamusiba naye gw’agambye nti afunidde endwadde mu komera wabula tekisobose olw’obutaba nabamweyimirira bwatyo nazzibwa e Luzira paka nga 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lob2 220x290

Omukuumi attiddwa n’asattiza ab’ebyokwerinda...

Omukuumi attiddwa n’asattiza ab’ebyokwerinda

Ndo1 220x290

Omusawo asimattuse okugajambulwa...

Omusawo asimattuse okugajambulwa

Gub1 220x290

Balwanidde tikiti z’Omutujju

Balwanidde tikiti z’Omutujju

Web3 220x290

Bobi, wasigazzaamu ku doola ompeeyo?...

Bobi, wasigazzaamu ku doola ompeeyo?

Tub1 220x290

Hoo...ataakulaba

Hoo...ataakulaba