TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Engeri ensalawo ya kkooti gye yasanyuddemu aba Famire ya Ivan Ssemwanga

Engeri ensalawo ya kkooti gye yasanyuddemu aba Famire ya Ivan Ssemwanga

By Saul Wokulira

Added 12th September 2017

Engeri ensalawo ya kkooti gye yasanyuddemu aba Famire ya Ivan Ssemwanga

Va1 703x422

Ebiggya bya Ivan Ssemwanga

ABA family y'omugenzi Ivan Ssemwanga basanyukidde ekya kKooti okugaana okuziikuula omulambo gwa Ssemwanga.

Samuel Muwanga omu ku Bataata b'omugenzi Ssemwanga agambye nti okuva abantu lwe baatandika eby'okuziikuula ebisigalira bya Ssemwanga emitima gyabeewanika ne basigalira kusaba Katonda bireme kuyitamu.

 
Muwanga tumusanze ku kiggya e Nakaliro awaziikibwa omugenzi n'asiima ekitongole ekiramuzi olw'okugaana okutataaganya eddembe ly'omufu. 

Ab'ekika kya Ssemwanga baawa ekiragiro ekikakali eky'obutakkiriza muntu yenna kulinnya ku kiggya okuggyako nga awerekeddwaako aba family era geeti esiiba nsibe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lob2 220x290

Omukuumi attiddwa n’asattiza ab’ebyokwerinda...

Omukuumi attiddwa n’asattiza ab’ebyokwerinda

Ndo1 220x290

Omusawo asimattuse okugajambulwa...

Omusawo asimattuse okugajambulwa

Gub1 220x290

Balwanidde tikiti z’Omutujju

Balwanidde tikiti z’Omutujju

Web3 220x290

Bobi, wasigazzaamu ku doola ompeeyo?...

Bobi, wasigazzaamu ku doola ompeeyo?

Tub1 220x290

Hoo...ataakulaba

Hoo...ataakulaba