TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abaafuna ebintu ku bbanja ebweru w'eggwa ne balemwa okusasula URA ebayodde

Abaafuna ebintu ku bbanja ebweru w'eggwa ne balemwa okusasula URA ebayodde

By Musasi wa Bukedde

Added 13th September 2017

Abaafuna ebintu ku bbanja ebweru w'eggwa ne balemwa okusasula URA ebayodde

We1 703x422

ABASUUBUZI okuva mu Mawanga ag'ebweru nga bayambibwako ekitongole ekikola ogw'okusolooza omusolo mu ggwanga ekya URA bakoze ekikwekweto ne bakwata ebimu ku bintu eby'aggyibwa ebweru w'eggwanga ku mabanja abaabireeta ne balemwa okusasula bannanyini byo.

Kitegeezeddwa nti waliwo abantu abaagenda mu mawanga omuli China ne Netherlands ne baggyayo ebintu ku bbanja omuli Container z'ebizigo, Emipiira gy'emmotoka egiwerera ddala 1700, Chemicals ezikola ebizigo n'ebirala wabula nga bwe baatuuka kuno ne basalako emikutu gy'empuliziganya gyonna ng'abantu bannanyini bintu bebaabiggyako tebakyayinza kubafuna.

Bano mu kwerwanako baatwala ensonga zaabwe ku Embase za Uganda mu mawanga gy'ebaggya ebintu Embase ne zibayamba okukwatagana ne URA okufeffetta abantu bano ne babaako abamu bebakutte olwaleero

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lob2 220x290

Omukuumi attiddwa n’asattiza ab’ebyokwerinda...

Omukuumi attiddwa n’asattiza ab’ebyokwerinda

Ndo1 220x290

Omusawo asimattuse okugajambulwa...

Omusawo asimattuse okugajambulwa

Gub1 220x290

Balwanidde tikiti z’Omutujju

Balwanidde tikiti z’Omutujju

Web3 220x290

Bobi, wasigazzaamu ku doola ompeeyo?...

Bobi, wasigazzaamu ku doola ompeeyo?

Tub1 220x290

Hoo...ataakulaba

Hoo...ataakulaba