TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Poliisi ye Lyantonde ekutte omusomesa abadde aggya ssente ku bazadde mu lukujjukujju

Poliisi ye Lyantonde ekutte omusomesa abadde aggya ssente ku bazadde mu lukujjukujju

By Musasi wa Bukedde

Added 13th September 2017

Poliisi ye Lyantonde ekutte omusomesa abadde aggya ssente ku bazadde mu lukujjukujju

Ho1 703x422

Bya Pascal Lutabi

POLIISI e Lyantonde eriko Omusomesa gw'ekutte lwa kuggyako bazadde nsimbi bwe babadde bagenze okuwandiisa abaana baabwe okufuna endaga-muntu.

Omukwate ye John Mwesigye Myaka 29 nga musomesa ku ssomero lya Kyemamba Primary school era nga mutuuze w’eKyemmamba Trading Centre, mu Gombolola y’eLwakajura mu Disitulikiti ye Lyantonde.

Okusinziira ku mwogezi wa poliisi mu Greater Masaka Lameck Kigozi, ono agenda kuggulwako gw'akuggyako bantu nsimbi mu lukujjukujju kubanga eno eno enteekateeka ya Gavumenti yabwereere.

Afande Kigozi agamba nti Omusomesa ono kyazuuliddwa ng'abazadde abaggyako ensimbi eziwerera ddala 5000 buli omu ekitakkirizibwa.

Akulira eby’enjigiriza mu disitulikiti ye Lyantonde Medard Byarugaba agamba nti oluvannyuma lw’okufuna amawulire gano, yalagidde poliisi ekwate omusomesa ono bunnambiro nga singa asangibwa nti yaggyeko abazadde ensimbi, w'akubonerezebwa sinakindi okugobebwa ku ssomero lino.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kab18 220x290

Kabaka ayimirizza abakozi b’e Mmengo...

Kabaka ayimirizza abakozi b’e Mmengo

Sam13 220x290

Minisita Sam Kuteesa awadde ab'e...

Minisita Sam Kuteesa awadde ab'e Mawogola Ambulance n'ebimotoka by'amazzi mu kaweefube w'okutangira COVID-19

Rob12 220x290

Abavubi ku mwalo gw'e Kawunge bataddewo...

Abavubi ku mwalo gw'e Kawunge bataddewo embeera y'okulwanyisa COVID-19

Dav1 220x290

Mukyala w'omuyimbi Davido akwatiddwa...

Mukyala w'omuyimbi Davido akwatiddwa ekirwadde kya Coronavirus

Thequeeneliabethiienglandcrowntodaynewslatestroyalfamily1180775 220x290

Kkwiini akkakkanyizza emitima gy'abantu...

Kkwiini akkakkanyizza emitima gy'abantu