TOP

Bobi alumbye ababaka ku myaka gya Pulezidenti

By Musasi wa Bukedde

Added 15th September 2017

Bobi alumbye ababaka ku myaka gya Pulezidenti

Fo1 703x422

Bobi Wine

ROBERT Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine), omubaka wa Kyaddondo East alumbye ababaka ba NRM abaasazeewo okuggya ekkomo ku myaka gya Pulezidenti n’abayita bannanfuusi.

Obubaka bwa Kyagulanyi yabutadde ku katambi ak’eddaakiika 10 ke yakutte nga kali mu nnimi nnya okuli; Oluganda, Oluzungu, Olunyankole n’Olusoga.

Yategeezezza nti olunaku lwa September 12, 2017 lujja kujjukirwa ng’olwennaku mu byafaayo bya Uganda olw’ababaka abamu okutuula ne bayisa ekiteeso ky’okuggya ekkomo ku myaka gya Pulezidenti. Yategeezezza nti ekyakoleddwa kaabadde kabonero ka bunnanfuusi n’okutunda eggwanga kuba bwe baali bayingira Palamenti baalayira okukuuma Ssemateeka w’eggwanga.

Yasiimye ababaka abatono abaawakanyizza ekiteeso kino n’agamba nti kye baakoze kyabadde kya buzira. Obubaka bwe bwabaddemu ebigambo ebikambwe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mutu 220x290

Muwala wa munnamagye Kyaligonza...

PAULINE Ntegeka abadde abeera mu Bungereza, ku Lwokutaana yabadde agenda mu kinaabiro n’aseerera n’agwa n’akubawo...

Netherlands1 220x290

Budaaki ewadde Uganda obuwumbi...

EGGWANGA lya Budaaki likubye Uganda enkata ya buwumbi bwa ssente bubiri, ziyambe mu kutumbuka eby’obulambuzi mu...

Mus12 220x290

Aba NRM bawonye okupangisa

Aba NRM bawonye okupangisa

Masasi1 220x290

Bakutte omujaasi ku kutta aba Mobile...

BULIJJO abantu bamulaba n’ekidomola ky’amazzi ekya kyenvu, nga balowooza nti aguliramu mmere ya bisolo.

Top31 220x290

Aba NRM bawonye okupangisa

Aba NRM bawonye okupangisa