TOP

Odong Otto atutte omubaka Anite mu kkooti

By Kizito Musoke

Added 25th September 2017

Odong Otto atutte omubaka Anite mu kkooti

Od1 703x422

OMUBAKA Odonga Otto (Aruu) awawaabidde mubaka munne Evelyn Anite (Koboko Municipality) era minisita avunanyiizbwa ku bamusigansimbi ng’ayagala amwetondere olw’okumwonoonera erinnya. 

Otto agamba nti Anite yamulebudde bwe yategeezezza nti okugenda mu Palamenti ku Lwokuna yali atamidde. Ayagala bamwetondere ng’akozesa emikutu gye yakozesezza ng’amwogerako eby’obulimba era amugatte n’obukadde 300.

Ku Lwokuna Otto yasaba Palamenti ebonereze Anite nga bamuwera emyaka munaana nga takiika mu Palamenti olw’okuba yavaayo n’ategeeza nga abawagizi be kiteeso ky’okuggya ekkomo ku myaka bwe balina obuwagizi bwa magye.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kab1 220x290

Gavumenti efulumizza ebiragiro...

Gavumenti efulumizza ebiragiro ebipya ng'emizannyo gizzeemu

Kat1 220x290

‘Teri kukyusa’

‘Teri kukyusa’

Tip1 220x290

Admin FC eyagala Big League

Admin FC eyagala Big League

Byekwaso 220x290

Byekwaso w'emifumbi ateekateeka...

KAFULU wa Uganda mu muzannyo gw’okusiba emifumbi ali mu keetalo nga yeetegekera okugattibwa mu bufumbo obutukuvu...

Tip1 220x290

Omusajja anzigyako abaana

Omusajja anzigyako abaana