TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Embeera y'abaana abaalumiddwa embwa eyongedde okwonooneka

Embeera y'abaana abaalumiddwa embwa eyongedde okwonooneka

By John Bosco Mulyowa

Added 8th October 2017

Embeera y'abaana abaalumiddwa embwa eyongedde okwonooneka

Kib2 703x422

Omu ku Maama w'abaana abaalumiddwa embwa mukyala Carolyn Nayigga ng'awa omwana we eky'okunywa mu Ddwaliro

EMBEERA  y'abaana abaalumiddwa embwa ku kyalo Mpugwe e Masaka eggulo eyongedde okwonooneka oluvannyuma lw'okubulwa  ssente ezigula eddagala elijjanjaba obulwadde obuluma omuntu abeera alumiddwa embwa.

Nnyina woomu ku baana bano Carolyne Nayiga agamba nti mu ddwaaliro  ekkulu e Masaka babuliddwa obujjanjabi kuba eddwaaliro lino telirina ddagala lijjanjaba mbwa ng'abalina kuligula mu Byansi Clinic e Masaka nga buli kaccupa ka mitwaalo munaana zebatasobola kufuna.

 
Basabye abazirakisa okubadduukirira kuba mu kiseera kino essuubi ly'okutaasa abaana bano liri mu lusuubo olw'okubulwa ssente okufuna obujanjabi

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Img20180823wa0018 220x290

Bobi Wine addizza Poliisi omuliro...

OMUBAKA Robert Kyagulanyi amanyiddwa nga ‘Bobi Wine’ addizza poliisi omuliro ku ky’okugaana abawagizi be okuyisa...

Lampholders3webusenew 220x290

Omulimu gwe nasomerera mwe nayiiyiza...

Nakolerera okuva mu kukozesebwa era mu myaka ena nnali nneekozesa ku mulimu gwe nasomerera.

Funayo1 220x290

Leero mu mboozi z'Omukenkufu tukulaze...

WIIKI ewedde nawandiise ku birime by’osobola okulima n’ofunamu ssente mu nkuba eno etonnya. Ekimu ku bye nakonyeeko...

Wereza 220x290

‘Abakyala mukomye okwetonaatona...

AKULIRA ekibiina ky’abakyala abafumbo mu bulabirizi bwe Namirembe ekya Mother’s Union, Josephine Kasaato akuutidde...

Twala1 220x290

Abakyala n’abavubuka e Wakiso Gavt....

GAVUMENTI ewadde abakyala n’abavubuka ba Wakiso Town Council mu disitulikiti ya Wakiso ssente z’okwekulaakulanya...