TOP

Basse omuntu e Kanyogoga ne bamuggyamu amaaso

By Musasi wa Bukedde

Added 10th October 2017

Basse omuntu e Kanyogoga ne bamuggyamu amaaso

Rum1 703x422

Poliisi ng'eggyawo omulambo

Bya Reginah Nalunga

ABATUUZE ku kyalo kye Kanyogogga ekisangibwa e Kawanda mu Ggombolola ye Nabweru bagguddemu ekyekango bwe bagudde ku mulambo gw’omuntu atateegeerekese ng'atiddwa mu bukambwe ne bamuggyamu n'amaaso.

Omugenzi abatuuze babadde tebamumanyi mannyage wabula ng'abadde musajja mukulu ali wakati we myaka 45.Omulambo guno  guzuuliddwa Edward Ntege omutuuze mu kitundu kino nga gusuuliddwa mu kayumba ka
chapati.

Poliisi okuva e Kawanda ng’edduumirwa Steven Komaketch akulira ebikwekweto wamu ne poliisi ye Kawempe beekebegyezza omulambo wabula bagenze  okumwetegereza okugezaako okuzuula oba bamumanyi nga baamuggyeemu amaaso.

Abatuuze nga bakulembeddwa Mutebi Casmoto bategeezezza ng'ettemu bwelisusse mu bitundu ebye Kawanda nga nga kati oyo muntu wa kuna ku baakattibwa 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Gaba 220x290

BUKEDDE W’OLWOKUNA ALEESE GANO...

Museveni afulumizza pulaani kakongoliro ku byokwerinda era n’alangirira nti eby’okutemula Kaweesi y’abyekwatiddemu....

Goba1 220x290

'Abasika mukomye okwezza ebintu...

Paasita Luciano Ronald Kivumbi owa Real Liberty Church, Luteete awadde amagezi abasika okukomya okweza ebintu...

Pala3 220x290

Muloope Abapoliisi abeenyigira...

PULEZIDENTI Museveni agambye nti obumu ku bumenyi bw’amateeka obugenda maaso mu ggwanga bwenyigiddwamu n’abamu...

Bika 220x290

UCU erwanira Women's Cup

UCU Lady Cardinals erina omukisa okuzza ku nsimbi ze yasaasaanya okukansa bassita ba ttiimu y’eggwanga abasatu,...

Twala 220x290

Eng'onge eri ku Ngabo

BAZZUKULU ba Nakigoye Abekinyomo, baakamudde aba Kisoro (Abehhonge), entuuyo mu mpaka z'emipiira gy’Ebika by'Abaganda...