TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Poliisi ye Nabyewanga atubidde ne pikipiki gye baasuzza omubbi

Poliisi ye Nabyewanga atubidde ne pikipiki gye baasuzza omubbi

By Paddy Bukenya

Added 12th October 2017

Poliisi ye Nabyewanga atubidde ne pikipiki gye baasuzza omubbi

Kub1 703x422

Pikipiki aba Poliisi gye batubidde nayo

POLIISI etubidde ne pikipiki gye yasuuza ababbi nga bagibbye ku lwe Makasaka kati mwaka mulamba

Poliisi ye Nabyewanga mu gombolola ye Nkozi mu Mpigi etubidde ne pikipiki ekika kya bajaj boxer gye suuza omuvubuka eyali egibbye mu bitundu bye Lwera nadduka kati gugenda kuwera mwaka nga ebuliddwaako nannyiniyo.

Omuvubuka atetegeereka manyage poliisi yamukwata kiro nga erawuna ekitundu bwe yamusanga nga agiwalula mu Lwera n'abalimba nmbu amafuta gamuweddeko nga agenda Kampala kyokka bwe baamubuuza nanyiniyo n'abategeeza nti yamukuluwe kyokka bwe baamulagira omuleete nadduka teyadda ku poliisi n'okutuusa kati.

Okusinziira ku poliisi pikipiki eno nnamba UEM 504W erabika yali ebbiddwa mu bitundu bye Kayabwe ne Lukaya era ababbi baali bagitwala mu Kampala kugifuna ssente.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pp 220x290

Abayimbi Bannayuganda battunse...

Abajamaica;Christopher Martin ne D-Major bakubye Bannayuganda emiziki egibaccamudde

Hse1 220x290

By’olina okumanya ng’ogula ennyumba...

Kya makulu omuntu akuguza ennyumba okukuwa ppulaani yaayo n’ogiwa omukugu nagyetegereza okukakasa nti ebiriko byagobererwa...

Ssenyonjo 220x290

Poliisi ezudde ebipya ku yatema...

POLIISI ezudde ebipya ku musajja Hamidu Ssennyonjo amanyiddwa nga Munomuno omu ku bagambibwa okuyingirira omugagga...

Mayiga 220x290

Katikkiro alaze engeri ebbula ly’amazzi...

KATIKKIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga ayongedde okukkaatiriza obukulu bw’amazzi mu bulamu bw’abantu n’agamba...

Bazigu1 220x290

Abazigu balumbye amaka e Munyonyo...

ABAZIGU balumbye amaka e Munyonyo ne batemaatema omukozi w’awaka Isa Birimusho n’okumusiba akandooya ne bamuleka...