TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Pookino alabudde ku bya 'Togikwatako' ebigenda mu maaso

Pookino alabudde ku bya 'Togikwatako' ebigenda mu maaso

By Musasi wa Bukedde

Added 23rd October 2017

POOKINO Vincent Mayiga Ssebbowa asabye embeera eriwo okukwatibwa mu bwegendereza n’obwenkanya, eggwanga lireme kudda mu ddukadduka.

Kwata 703x422

Yagambye nti ebigenda mu maaso ku nsonga z’okukyusa emyaka gya Pulezidenti byennyamiza nga wateekwa okubaawo ekikolebwa mu bwangu okulaba nga tewabaawo kuyiwa musaayi.

Yabadde ku ssomero lya Ssenyange Education Centre e Masaka ku mukolo gw’okukulisa omutandisi waalyo Aloysious Muteesaasira okuweza emyaka 50 mu busomesa.

Omubeezi w’omusumba w’e Masaka Msgr. Silver Jjumba yasabye abantu bonna okujjukiranga ebirungi Katonda byabakolera era bafunengayo akaseera bamwebaze nga Muteesaasira bw’akoze.

Yamwebazizza olwokutandikawo ekifo kino ekiyambye abaana abatalina mwasirizi okusomesebwa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sit114 220x290

Gavumenti etandikidde Bwaise okugaba...

Gavumenti etandikidde Bwaise okugaba emmere

Fud1 220x290

Omugagga Ham awaddeyo obukadde...

Omugagga Ham awaddeyo obukadde 100 okudduukirira abali obubi olw'embeera ya Corona Virus

Denisonyango1703422 220x290

Coronavirus atta - Onyango

KAPITEENI wa Cranes, Denis Onyango, akubirizza Bannayuganda okwongera okwegendereza ssennyiga omukambwe 'COVID-19',...

Nakanwagigwebaalumyekoomumwa1 220x290

Emmere etabudde omukozi wa KCCA...

OMUKOZI wa KCCA alumyeko muliraanwa we omumwa ng’amulanga okutuma omwana okubba emmere ye, naye abatuuze bamukkakkanyeko...

Hell 220x290

Gav't etaddewo kampeyini ya ‘TONSEMBERERA’...

Gavumenti etaddewo kampeyini etuumiddwa “TONSEMBERERA” mw’eneeyita okutangira okusaasaana kwa ssennyiga wa coronavirus....