TOP
  • Home
  • Agookya
  • BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE DDA NG’ALIMU EBIKULU BINO

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE DDA NG’ALIMU EBIKULU BINO

By Musasi wa Bukedde

Added 26th October 2017

Amagye gakutte boofiisa ba poliisi abalala nga gatwaliddemu n’abaali ku bya Afande Felix Kaweesi.

Pata 703x422

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE DDA NG’ALIMU EBIKULU BINO

Amagye gakutte boofiisa ba poliisi abalala nga gatwaliddemu n’abaali ku bya Afande Felix Kaweesi.

Tukulaze effujjo eryabadde mu kuddamu okukuba akalulu e Kenya n’engeri abaserikale gye beezoobyemu n’abeenyigidde mu ffujjo.

North Korea ng’ewera okukomya ejjoogo lya Amerika, ereese mizayiro endala ey’omutawaana n’ebuukula.

Mu Ssanyuka ne wiikendi: Abayimbi batabukidde ekibiina ekibalwanirira ne babagoba nga bagamba  nti bakooye okubanyunyunta.

Mu Byemizannyo: Omugagga wa Arsenal alaze ensonga lwaki akyamatira Arsene Wenger mu lukiiko ttabamiruka lwe babaddemu.

Funa kopi yo ku 1000/- zokka.

Goberera wano:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sit114 220x290

Gavumenti etandikidde Bwaise okugaba...

Gavumenti etandikidde Bwaise okugaba emmere

Fud1 220x290

Omugagga Ham awaddeyo obukadde...

Omugagga Ham awaddeyo obukadde 100 okudduukirira abali obubi olw'embeera ya Corona Virus

Denisonyango1703422 220x290

Coronavirus atta - Onyango

KAPITEENI wa Cranes, Denis Onyango, akubirizza Bannayuganda okwongera okwegendereza ssennyiga omukambwe 'COVID-19',...

Nakanwagigwebaalumyekoomumwa1 220x290

Emmere etabudde omukozi wa KCCA...

OMUKOZI wa KCCA alumyeko muliraanwa we omumwa ng’amulanga okutuma omwana okubba emmere ye, naye abatuuze bamukkakkanyeko...

Hell 220x290

Gav't etaddewo kampeyini ya ‘TONSEMBERERA’...

Gavumenti etaddewo kampeyini etuumiddwa “TONSEMBERERA” mw’eneeyita okutangira okusaasaana kwa ssennyiga wa coronavirus....