TOP

Ab'e Ssembabule bawagidde okugikwatako

By Musasi wa Bukedde

Added 28th October 2017

Ab'e Ssembabule bawagidde okugikwatako

Lwe1 703x422

Omubaka w'e Ssembabule Anifa Kawooya ng'ayogerera mu bawagizi ba NRM e ssembabule abaawagidde okugikwatako

Bya Maria Nakyeyune
 
BANNAKIBIINA kya NRM mu Ggombolola okuli Mijwala, Lwebitakuli, Mateete, Mitete ne Nakagongo mu District y'e Ssembabule basabye Omubaka Omukyala akiikirira Ssembabule mu Palamenti Anifa Kawooya okuwagira ekiteeso eky'okugikwatako nti bbo tebalaba nsonga egisaako Pulezidenti Museveni.

 

 
Anifa Kawooya abambazizza obuwero obwa kyenvu obuwagira okugikwatako era ne yeebaza nnyo abantu be baakikirira okuzuula ebirungi Pulezidenti Museveni by'abakoledde omuli okubakolera enguudo, okubasikira amasannyalaze n'ebirala bingi.

 

 
Omubaka Anifa Kawooya avumiridde abooludda oluwabula Gavumenti olw'okukozesa ebigambo ebiwemula bw'atyo n'abawa amagezi okukyusa ekigambo ekirala ekituufu era ekinyuma okukozesebwa mu bantu.

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Enanga1 220x290

Taata wa Enanga atuuyanye ku by’ettaka...

TAATA w’omwogezi wa poliisi mu ggwanga, Fred Enanga abadde mu kaseera kazibu ng’annyonnyola engeri ye ne mutabani...

Lukwago 220x290

‘Sasula obukadde 50 oba ogende...

Sandra Katebaralwe, mukyala wa Paasita David Ngabo eyacaaka ennyo olw’okusabira FDC ng’alumba gavumenti ye yadduka...

Omukyala w'olubuto bamulagajjalidde...

Omukyala w'olubuto bamulagajjalidde

Taxi5 220x290

Poliisi emukutte awambye abaana...

POLIISI y’e Bujuuko etaayizza omusajja agambibwa okuwamba abaana b’essomero n’emussa ku mpingu. Yeewozezzaako nti...

M71 220x290

Museveni awadde Sabiiti ekiragiro...

PULEZIDENTI Museveni awadde amyuka omuduumizi wa poliisi mu ggwanga, Maj. Gen. Sabiiti Muzeeyi, ennaku bbiri aveeyo...