TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Puleesa gwezasannyalaza alaajanidde abazira kisa

Puleesa gwezasannyalaza alaajanidde abazira kisa

By Musasi wa Bukedde

Added 31st October 2017

Puleesa gwezasannyalaza alaajanidde abazira kisa

Mbu1 703x422

OMUTUUZE mu zooni ya Nabisaalu mu Munisipaali ye Makindye Ssaabagabo y'ekubidde enduulu eri abazira kisa okumudduukirira ku nnyina eyalwala puleesa ezatuuka n’okumusannyalaza ekitundu ky’omubiri ekiramba. 

 

Saidat Nakamya agamba nnyina Masituula Nakabuubi 77,muzibe kyokka amaze emyaka ena n’obulwadde buno nga naye abadde amujjanjaba takyalina busobozi era ono agenda asanyalala mpolampola nga kino kimwerariikirizza nti nnyina ayinza okuggwawo bwatyo olw’obutaba n’abusobi kuba obujjanjabi bwa beeyi.Ono yasabye buli alina ky’asobola adduukirire ng’ayita ku 0751627280.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nsamba22pulaaniusewebuse 220x290

Mukuume obumu musobole okwekulaakulanya...

Ab'ekika ky'Engabi beetaaga obukadde 13o okuzimba ekiggwa kyabwe

Omwala2webuse 220x290

Ab'e Kansanga beeraliikirivu olw'omwala...

Abatuuze e Kansanga mu Makindye beeraliikirivu olw'omwala ogwasalamu ekkubo gwe bagamba nti gwandigwaamu abaana...

Babaka1 220x290

Sipiika tuyambe naffe baagala kututta...

ABABAKA ba Palamenti musanvu baddukidde ewa Sipiika nga balaajana nti waliwo ababalondoola abaagala okubatta nga...

Kasasiro11webuse 220x290

Ab’obuyinza batadde amateeka amakakali...

Kasasiro mu kibuga Mukono yeeraliikirizza abakulembeze n'abatuuze ne basaba Gavumenti ebayambe

Besigye1 220x290

Poliisi e Jinja ezzeemu okulemesa...

POLIISI e Jinja ezzeemu okukwata eyaliko pulezidenti w’ekibiina kya FD, Dr. Kizza Besigye n’emuggalira ku poliisi...