TOP

Poliisi erangiridde ebikwekweto bya Ssekukkulu

By Eria Luyimbazi

Added 5th November 2017

OMUDUUMUZI wa poliisi mu Kampala n’emiriraano, Frank Mwesigwa alagidde poliisi zonna mu kitundu kino okukola ebikwekweeto okufuuza abamenyi b’amateeka kisobozese ebyalo okubaamu obutebenkevu mu nnaku za Ssekukulu.

Baffe 703x422

Mwesigwa mu lukiiko lw’abapoliisi e Kyengera.

Bwe yabadde mu lukiiko e Kyengera gye yasisinkanidde abakulembeze abenjawulo okuva mu ggombolola y’e Nsangi, Mwesigwa yagambye nti abamu ku bamenyi b’amateeka bayimbuddwa okuva mu makolera agenjawulo oluvannyuma lw’ebibonerezo byabwe okuggwaako abamu ne batandikira we baakoma okuzza emisango.

Yagambye nti ebibwekweto bino birina okutandikirawo mu bwangu nga tayagala kuddamu kuwulira bumenyi bw’amateeka okusukka nga December 15, 2017 era buli akwatibwa atwalibwe mu kkooti.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

3f74e568a3684a1eac5d6d555644365318 220x290

Magufuli alagidde abaddukanya ekidyeri...

OMUWENDO gw’abantu abaafiiridde mu kidyeri mu nnyanja Nnalubaale gwongedde okulinnya! Pulezidenti wa Tanzania John...

Sevo 220x290

Ab'e Rubirizi basabye Museveni...

ABAKULEMBEZE b’omu disitulikiti y’e Rubiriizi basabye Pulezidenti Museveni okukoma ku bajaasi ba UPDF okukendeeza...

Budgetkasaijaweb 220x290

Bawera kusimbira kkuuli enteekateeka...

ABABAKA ku kakiiko ka palamenti akavunaanyizibwa ku byobulimi bawera kusimbira kkuuli enteekateeka z’okuyisa embalirira...

Kola 220x290

Mukolerere obukadde bwammwe - Minisita...

MINISITA omubeezi ow’ebyenguudo Gen. Edward Katumba Wamala akubirizza abantu okukolerera obukadde bwabwe nga bakyalina...

42312484102150760182472974931861717081653248n 220x290

Bobi Wine eby’okutulugunya abantu...

BOBI Wine ne banne eby’okubatulugunya babitutte mu kibiina ky’amawanga amagatte (UN ), era boongedde okukungaanya...