TOP

Owa boda boda attiddwa mu bukambwe e Kaliisizo

By John Bosco Mulyowa

Added 14th November 2017

Owa boda boda attiddwa mu bukambwe e Kaliisizo

Bod1 703x422

Wahaabu akubiddwa ennyondo ku mutwe n'afa

OMUVUZI wa Boda Boda Wahaabu Kabuuza 25 abadde avugira ku siteegi ya Kiwogo mu kibuga Kaliisizo akubiddwa ennyondo ku mutwe n'afiirawo.

Kabuuza abadde mutuuze w'e Kikungwe mu Kaliisizo bamukubye mu kiro ekikeesezza olwaleero era olumusse olwo pikipiki ne bakuuliita nayo.

Omwogezi wa poliisi mu Greater Masaka Lameck Kigozi ategeezezza nti obubbi bwa pikipiki buyitiridde nnyo ensangi zino ng'abazibba bazitunda Tanzania era n'asaba abalina amawulire agayinza okuyamba poliisi okukwata abenyigira mu bikolwa bino bagitegeeze mangu basobole okubataasa.

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

3f74e568a3684a1eac5d6d555644365318 220x290

Magufuli alagidde abaddukanya ekidyeri...

OMUWENDO gw’abantu abaafiiridde mu kidyeri mu nnyanja Nnalubaale gwongedde okulinnya! Pulezidenti wa Tanzania John...

Sevo 220x290

Ab'e Rubirizi basabye Museveni...

ABAKULEMBEZE b’omu disitulikiti y’e Rubiriizi basabye Pulezidenti Museveni okukoma ku bajaasi ba UPDF okukendeeza...

Budgetkasaijaweb 220x290

Bawera kusimbira kkuuli enteekateeka...

ABABAKA ku kakiiko ka palamenti akavunaanyizibwa ku byobulimi bawera kusimbira kkuuli enteekateeka z’okuyisa embalirira...

Kola 220x290

Mukolerere obukadde bwammwe - Minisita...

MINISITA omubeezi ow’ebyenguudo Gen. Edward Katumba Wamala akubirizza abantu okukolerera obukadde bwabwe nga bakyalina...

42312484102150760182472974931861717081653248n 220x290

Bobi Wine eby’okutulugunya abantu...

BOBI Wine ne banne eby’okubatulugunya babitutte mu kibiina ky’amawanga amagatte (UN ), era boongedde okukungaanya...