TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Mukyala wa Lyto Boss akubye ku matu oluvannyuma lw'okulongoosebwa

Mukyala wa Lyto Boss akubye ku matu oluvannyuma lw'okulongoosebwa

By Martin Ndijjo

Added 22nd November 2017

Mukyala wa Lyto Boss akubye ku matu oluvannyuma lw'okulongoosebwa

Li1 703x422

Lyto Boss ng'ali ne mukyala we ku kitanda e Nsambya

EMBEERA ya mukyala w’omuyimbi Lyto Boss egenze erongooka oluvannyuma lw’abasawo okumulongosa. 

Cissy Namuddu bamuddusizza mu ddwaaliro ly’e Nsambya ku Mmande gye yaweereddwa ekitanda ng’ali mu mbeera mbi oluvannyuma lw’ekirwadde ekimaze ebbanga nga kimumazeeko ebirembe okumutabukira.

Lyto Boss gwe tusanze mu ddwaaliro e Nsambya ategezezza nti mukyala we okumala ebbanga abadde alumirizibwa mu bulago ng’olumu naddala mu budde bw’ekiro akalubizibwa okussa.

Namuddu bamulongoseza ggulo (Lwokubiri) we tumutukiddeko leero nga akubye ku matu.

“okuva lweyatandika okuwuulira obulumi mu bulago, tutambudde mu basawo ab’enjawulo nga bamuwa eddagala ely’enjawulo naye nga tafunawo njawulo okutuusa lwe bamuwadde amagezi okumulongosa” Lyto Boss ng’amanya ge amatuufu ye Derrick Katongole bwanyonyodde.

Agasseeko nti  kati tulindiridde kutusiibula omulwadde agende mu maaso n’okufuna obujanjabi nga ava waka.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Gattako 220x290

Hosni Mubarak owa Misiri yafudde...

EYALI Pulezidenti wa Misiri, munnamagye Hosni Mubarak, bannansi gwe baanaabira mu maaso ne bamumaamula ku ntebe...

St14 220x290

Obululu bwa Stambic Uganda Cup...

Obululu bwa Stambic Uganda Cup bukwatiddwa

Got12 220x290

Emmotoka z'empaka zizzeeyo e Jinja...

Emmotoka z'empaka zizzeeyo e Jinja

Muhabati 220x290

Abawanguzi ‘b‘Omuhabati ku kizinga’...

NG’EBULA ennaku mbale Bukedde TV okutwala abawagizi baayo ku bizinga e Kalangala, abantu bakyagenda mu maaso n’okwetaba...

Untitled5 220x290

Owa B2C baamunaaza olweza ne lunoga...

OMUYIMBI w’ekibiina kya B2C, Peterson Ssali amanyiddwa nga Boby Lash akuze. Okumanya akuze n’okukookolima akookolima....