TOP

Chameleon agabye ssente mu bbaala

By Musasi wa Bukedde

Added 2nd December 2017

Chameleone agabye ssente mu bbaala

Kub1 703x422

Chameleone ng’agabira abadigize ssente.

JOSE Chameleone acamudde abadigize mu bbaala ya Liquid Silk e Naalya bwe baamufuuye ensimbi ate n’azibagabira. Abawagizi abaabadde batudde mu bbaala baanyumiddwa omuziki gwa Chamilli bakira gw’abakuba n’atuuka n’okubawa akazindaalo bayimbe bonna.

Olw’essanyu eringi lye baalaze Chameleone naye kwe kubawa ssente ze baamufuuye omwabadde obwa 20,000/- ne 10,000/-. Ezaasigaddewo yazikwasizza mukyala we Daniela bakira amwegese amaaso.

Wabula abamu ku baabaddewo bakira bagamba nti kyabadde kyebonere Chamilli okugaba ku ssente.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lab2 220x290

Wali muyigiriza ow'ekisa

Wali muyigiriza ow'ekisa

Lip2 220x290

Okufa kwa Namirimu kwatufumise...

Okufa kwa Namirimu kwatufumise nga ffumu

Tip2 220x290

Bannange nze siri mulogo ebyawongo...

Bannange nze siri mulogo ebyawongo bye bintawaanya

Kid2 220x290

Ono muzeeyi omwenge aguyodde nga...

Ono muzeeyi omwenge aguyodde nga bijanjaalo

Got2 220x290

Abasuubuzi mu katale k’e Kitintale...

Abasuubuzi mu katale k’e Kitintale bali ku bunkenke