TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ebintu bya bukadde bisirikidde mu muliro e Kyazanga

Ebintu bya bukadde bisirikidde mu muliro e Kyazanga

Added 5th December 2017

OMULIRO gukutte ekizimbe ky’amaduuka e Kyazanga ebintu ebibalirirwa mu bukadde ne biggyiiramu.

 Abantu nga beetegereza omuliro ogwakutte ekizimbe

Abantu nga beetegereza omuliro ogwakutte ekizimbe

BYA FLORENCE TUMUPENDE

Ekizimbe kibaddeko amadduuka ga Pulotazio Kalemeera agasuubuza ebyamasannyalaze ng'ababigula bava Masaka, Mbarara, Ssembabule, Bukomansimbi, Lyantonde, Rakai ne Lwengo.

Kigambibwa nti omuliro gwavudde ku masannyalaze oluvannyuma lwa waya okukutuka.

Kalemeera olwafunye amawulire g'omuliro ogwasaanyizzaawo ebintu bye n'azirika n'atwalibwa mu ddwaaliro ng'ali mu mbeera mbi.

Abatuuze abaliranyeewo baagambye nti omuliro baagu Edduuka eryayiidde e Kyazanga.

Emmundu ekozesebwa mu bubbi e Kyotera enoonyezebwa labye nga gufulumira emmanju w'ennyumba nga baagenze okufuluma nga gumaze okusaasaanira ekizimbe kyonna.

Ebintu ebyayidde kuliko; firiigi 100, ttivvi 200, leediyo 300, ppaasi z'amasannyalaze 500 n'ebintu by'amasannyalaze ebirala bingi nga ssente ezaafudde ziri mu bukadde obuwerako.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ba Kansala ku district e Ki...

Ba Kansala ku district e Kiboga bakubye ebituli mu budget ya District

Emitimbagano gya Vision Gro...

Emitimbagano gya Vision Group okuli ogwa bukedde.co.ug ne newvision.co.ug gyakuggalawo ku wiikendi eno okutandika...

Ensonga za Brian White ez'o...

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya abaali abakozi be zisajjuse

Engeri akasaawe k'e Mulago ...

Engeri akasaawe k'e Mulago gye kaalera Jimmy Kirunda

 Poliisi n’abatuuze nga bateeka omulambo gwa Mukiibi ku kabangali.

Afiiridde mu kibanda kya fi...

Afiiridde mu kibanda kya firimu e Mukono