TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abazadde bakubiriziddwa okukuuma obulungi abaana mu biseera by'ennaku enkulu

Abazadde bakubiriziddwa okukuuma obulungi abaana mu biseera by'ennaku enkulu

By Musasi wa Bukedde

Added 22nd December 2017

Abazadde bakubiriziddwa okukuuma obulungi abaana mu biseera by'ennaku enkulu

Kab1 703x422

Sheila Namwajje akulira ekibbina kya youth Get United ng'ayogera

Bya Reginah Nalwanga
 
ABAZADDE basabiddwa okukuuma abaana baabwe obutiribiri naddala mu biseera bino ebyennaku enkulu.
 baana qnga bsanyusa abantu ku kabaga kaabwe aka ssekukkulu Abaana qnga bsanyusa abantu ku kabaga kaabwe aka ssekukkulu

Okusaba Kuno kukoleddwa Micheal Makonzi akulira ekibbina kya Florence  for youth in Action mu Uganda. 

Bino abyogeredde ku mukolo gw'okukuza ebikujjuko bya Ssekkukulu ebya baana abava  mu Bitundu by'enzigotta mu Kawempe

Omukolo   guno gutegekeddwa  ekibiina kya Youth Get United ekikulemberwa Sheila Namwanje nga kiyambibwako ekya Florence for youth in Action .

Abaana bayolesezza ebitone mukuyimba ennyimba za ssekukkulu ssaako n'okuzina oluvannyuma abaana bagabuddwa n'ekijjulo kya keeki ssako  n'ebirabo eby'enjawulo.

 
Omukolo gubadde mu Tebuyoleka zooni mu muluka gwa Bwaise II mu munisipaali ye Kawempe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kip2 220x290

Leero mu mboozi y'omukenkufu tukulaze...

Leero mu mboozi y'omukenkufu tukulaze engeri gy'oyinza okufuna mu kulima Levander

Pap2 220x290

Aba P7 babalaze ebinaabayamba okuwangula...

Aba P7 babalaze ebinaabayamba okuwangula

Top2 220x290

Abafera abantu okubatwala ku kyeyo...

Abafera abantu okubatwala ku kyeyo bakwate

Tip2 220x290

Omukozi w’awaka abuzeewo ne bbebi...

Omukozi w’awaka abuzeewo ne bbebi wa muliraanwa

Lab2 220x290

‘Ppaaka Enkadde efuuse kiraalo...

‘Ppaaka Enkadde efuuse kiraalo kya nte