TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Bishop Kiganda asabye abantu okwettanira okusonyiwagana

Bishop Kiganda asabye abantu okwettanira okusonyiwagana

By Moses Lemisa

Added 25th December 2017

Bishop Kiganda asabye abantu okwettanira okusonyiwagana

Kig1 703x422

Bishop Kiganda ng'abuulira ku kusonyiwagana n'okuwanga abantu omukisa ogw'okubiri olwaleero ku ssekukkulu

BISHOP David Kiganda  alabudde bannayuganda okukomya okusiba obusungu ku mitima n’abasaba  okuwaayo abantu omukisa omulala  okwetereza singa baba bakoze ensobi .

Kiganda  okwogera bino abadde abulira olwaleero ku Ssekukkulu mu kkanisa ye eya Christianity Focus Centre Mengo mu Kisenyi mu Kiganda zooni.

Kiganbda agambye nti  abantu bangi balina obusoboozi okukola ebintu ebiyamba eggwanga   naye tebaweereddwa mukisa gwa kubiri ng’omuntu bwakola ensobi taweebwayo mukisa mulala kulongoosa kye kyagambye nti kikyamu .

Bishop agenze mumaaso n'ategeeza nti ku luno okusaba kwa 31 December kugenda kubeera ku ssomero lya Old Kampala mu kisaawe nga kino kyavudde ku kuzimba ekisaawe ky’e Nakivubo  awabadde wabeera okusaba buli mwaka okuba nga
tekinamalirizibwa

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Muteesa14 220x290

Mutesa yaggulawo enkolagana ya...

Okufuuka Pulezidenti, Ssekabaka Mutesa yalondebwa Palamenti, n’amyukibwa Sir. William Wilberforce Nadiope Kajumbula...

Gira 220x290

Ssentebe bamukutte lubona ng'asinda...

Ssentebe wa LCI akwatidwa lubona ng'anyumya akaboozi k'ekikulu ne muk'omutuuze.

Muteesa1 220x290

OKUJJUKIRA SSEKABAKA MUTESA II;...

Essimu gye yankubira lwe yakisa omukono nkyagijjukira

Sisiri 220x290

Siisiri w’abakazi bamukubyemu ttooci...

ABAKUGU bazudde ng’abakazi okuyimba siisiri mu buliri kijja lwa butonde. Bagamba nti kiva ku bwagazi omukazi bw’afuna...

Ganja2 220x290

Ebintu 15 by’okola n’oganja ewa...

Edith Mukisa omukugu mu kubudaabuda abaagalana n’abafumbo akuwa ebintu 15 byoyinza okukola okusobola okuganja n'okunyweza...