TOP

Museveni akungubagidde Nkoyoyo

By Benjamin Ssebaggala

Added 6th January 2018

Mpulidde amawulire g’okufa kwa Ssabalabirizi eyawummula Mpalanyi Nkoyoyo.

Dsjt1sdwaaadazk 703x422

Pulezidenti Museveni

Mpulidde amawulire g’okufa kwa Ssabalabirizi eyawummula Mpalanyi Nkoyoyo.

Abadde musumba alina ekigendererwa eri endiga. Abadde omukulembeze w’eddiini nga ky’ayogera ky’ategeeza era ky’akola.

Abadde ayagala nnyo okutumbula omutindo gw’obulamu bw’endiga mu kisibo kya Kristo nga nga mukulembeze awa eky’okulabirako ekirungi.

Tugenda kumusubwa nnyo, Awummule mirembe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kafeera 220x290

Leero luno!

NG’ENSI eri ku bunkenke bw’ekirwadde kya Coronavirus, abamu ku Bannayuganda batandise okubiteekamu omuzannyo bo...

Gaali 220x290

Ono booda agiyita mmotoka?

ONO taata w’abaana ekiragiro kya Pulezidenti eky’emmotoka eza buyonjo okutikka abantu basatu yakifunye bulala....

Bitone2 220x290

Nze sijja kuyimba kambawe akatono...

NG’ABAYIMBI beeyiwa mu situdiyo okukola ennyimba ezikwata ku kirwadde ku Coronavirus n’okukubiriza abantu okugoberera...

Kcca2 220x290

Oba adduse tutwale ekigaali n’emmaali...

OMUVUBUKA eyabadde atundira ennanaansi ku kigaali ebigere tebiba kumweyimirira ssinga kati ali mu mbuzi ekogga....

Njagala ananjagala nga bwendi

Njagala ali wakati w’emyaka 50 - 55, alina omulimu, omwetegefu okundabirira, okunfunira eky’okukola n’okugenda...