TOP

nsimbi - Nnaabagereka

By Musasi wa Bukedde

Added 14th January 2018

nsimbi - Nnaabagereka

Kisa2 703x422

Nnaabagereka (wakati) n’abali mu kisaakaate.

NNAABAGEREKA Sylvia Nagginda akubirizza abazadde okuyigiriza abaana baabwe engeri gye bakwatamu ebyensimbi nga bakyali bato kibayambe okukula nga bayiiya.

Bino yabyogedde akyalidde abaana mu kisaakaate ku St. Joseph Of Nazareth High School e Kavule - Katende ku lw’e Masaka.

Ekisaakaate kiggalwawo olwaleero ku Ssande. Nnaabagereka yalambudde ebintu eby’enjawulo ebikolebwa abaana omuli okubumba, okuwaata, emizannyo ng’omupiira ogw’ebigere, ensero n’abalala. Abaana basomeseddwa empisa ez’obuntubulamu n’amazina.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kib11 220x290

Ba Kansala ku district e Kiboga...

Ba Kansala ku district e Kiboga bakubye ebituli mu budget ya District

Capture 220x290

Emitimbagano gya Vision Group gyakuvaako...

Emitimbagano gya Vision Group okuli ogwa bukedde.co.ug ne newvision.co.ug gyakuggalawo ku wiikendi eno okutandika...

Br3 220x290

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya...

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya abaali abakozi be zisajjuse

Kit1 220x290

Engeri akasaawe k'e Mulago gye...

Engeri akasaawe k'e Mulago gye kaalera Jimmy Kirunda

Jit1 220x290

Afiiridde mu kibanda kya firimu...

Afiiridde mu kibanda kya firimu e Mukono