TOP

Ebizigo bikendeeza ebbugumu

By Musasi wa Bukedde

Added 15th January 2018

Bagamba nti bwe weesiiga ebizigo omubiri gwonna kimalamu ebbugumu mu mubiri. Ate ebitundu by’ekyama nabyo tebikyusa kabugumu. Kino ye kituufu?

Ssenga1 703x422

Bagamba nti bwe weesiiga ebizigo omubiri gwonna kimalamu ebbugumu mu mubiri. Ate ebitundu by’ekyama nabyo tebikyusa kabugumu. Kino ye kituufu?

KINO si kituufu. Ebbugumu omuntu yenna ly’alina oba musajja oba mukazi, liba lya butonde era nga lya kigero.

Era bwe liva mu kigero ekyo, omuntu aba afuuse mulwadde wa musujja oba obulwadde obulala. Ebbugumu erisukkiridde lireetera omubiri okunyogoga.

Ne bw’onaaba amazzi agookya era oddayo ku bbugumu ery’obutonde nga lino abasawo balimanyi nti 38 degrees. Okwesiiga ebizigo tekikyusa bbugumu lya butonde.

Ebbugumu ery’omu bitundu by’ekyama lye limu mu mubiri. Kubanga ebitundu by’ekyama tebifuna mpewo bulungi kati akabbugumu keeyongera naye ng’ebbugumu ery’omunda terikyuka ku mubiri n’ebitundu by’ekyama.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nsamb6webuse 220x290

Abeddira Engabi balabuddwa ku kufumbiriganywa...

Omukulu w'ekika ky'Engabi Ensamba, Alysious Lubega Magandaazi avumiridde bazzukulu ba Nsamba abeewasa nga beekwasa...

Hosp81webuse 220x290

Bakansala basimbidde eky’okuddiza...

Bakansala mu lukiiko lwa munisipaali ya Mukono baagala eddwaaliro lya Mukono waakiri lireme kusuumusibwa bwe liba...

Weblweranew 220x290

Tetuzze kugoba balimira mu Lwera...

Dayirekita wa NEMA, Dr. Tom Okurut yatangaazizza nti abakugu baabwe baasooka kwekenneenya ttaka lino nga tebannawa...

Rwe11 220x290

Bannalwengo boogedde ku bulamu...

Bannalwengo boogedde ku bulamu bwa Getrude Nakabira

Love 220x290

Nnannyini ssomero bamusimbye mu...

ASADU Wamala nannyini ssomero lya Wamala Mixed SS e Mpigi leero azzeemu okusimbibwa mu maaso g”omulamuzi Moureen...