TOP

Chandi Jamwa ajulidde mu kkooti Enkulu

By Musasi wa Bukedde

Added 17th January 2018

EYALI akulira NSSF, David Chandi Jamwa, eyazzeemu okusibwa emyaka 12 olw’okufiiriza gavumeti ssente, ajulidde ng'awakkanya kkooti okumusingisa omusango guno n’okumusiba.

Jamwa1 703x422

Jamwa lwe yatuuyanidde mu kkooti oluvannyuma lw'abalamuzi okulagira addeyo amaleyo ekibonerezo ky'emyaka 12 ng'ali mu kkomera.

Bya ALICE NAMUTEBI

Guno kati mulundi gwakubiri nga Jamwa agezaako okujulira.

Jamwa yasingisibwa omusango gw’okufiiriza Gavumenti ssente mu 2009 n'asibwa emyaka 12 najulira era ku Monday ya wiiki eno abalamuzi ba kkooti ejulirwamu 2 bagobye okujulira kwe ne balagira addeyo mu kkomera amaleyo ekibonerezo kye eky’emyaka 12.

Kati Jamwa awakanya ensala y’abalamuzi Kenneth Kakuru ne Apio Awei aba kkooti ejulirwa abazzeemu okumusingisa omusango ng'ayagala kkooti ensukkulumu ng’eno y'esembayo emwejjeereze emisango era emute.

Jamwan yasibwa olw’okufiiriza Gavumenti obuwumbi 3 bwe yaguza Crane Bank emigabo gya Gavumenti nga teginnakula bulungi ekyaviirako Gavumenti okufiirwa ssente.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abr1 220x290

Empaka za ASFAs bazongeddemu ebirungo...

Basereebu beesunga kuwangula ngule mu mpaka z'emisono eza Abryanz Style and Fashion Awards (ASFAs)

Siba 220x290

Leero mu mboozi z'omukenkufu, tukulaze...

EMMWAANYI kyabugagga era bajjajjaffe baazitunda ne bakolamu ebintu eby’enjawulo omwali okusomesa abaana, okugulanga...

Kusasiraserenandijjo32 220x290

Ekyabade mu kivvulu kya Kusaasira...

Ekyabade mu kivvulu kya Kusaasira ku Serena: Museveni ayanukudde Mayinja ku by'oluyimba lwa 'Ebintu bizzeemu'

Cf67bb0a32be4b27bedf0076e8e46208 220x290

Bazannye ffirimu ku ngeri abavubuka...

Ekitongole kya Reach a hand nga kiri wamu n'Omunigeria kafulu mu kuzannya ffirimu Emmanuel Ikubese basabuukuludde...

Teekamu 220x290

Eyanzigya mu ssomero yeegaanye...

NKIZUDDE kati nti eyannimbalimba n’annemesa emisomo yali ayagala kunkozesa nga tanjagala bya ddala.