TOP

Onduparaka tesaaga mu z'abato

By Musasi wa Bukedde

Added 22nd January 2018

Onduparaka tesaaga mu z'abato

Gwa1 703x422

Abazannyi b'Onduparaka nga bajaganya Goal

Bya Joseph Zziwa

Onduparaka FC 10-0 Maroons FC

Police FC 0-3 KCCA FC

Bright Stars 1-0 SC Villa Jogoo

ABAWAGIZI ba Maroons baavudde ku kisaawe nga tebakyalina bigambo okuggyako okwewuunaganya n’okwebuuza ekyatuuse ku ttiimu yaabwe gyebaayise kabiliiti nga baakatuuka ku kisaawe.

Zaabaddde mpaka z’abatasukka myaka 18 eza Fufa Junior League ezaabadde ku kisaawe kya Green Light mu Arua ku Sunday ttiimu ya Onduparaka gye yawuttulidde Maroons ggoolo 10 nga teyanukudde n’abawagizi nebasala eddiiro.

Onduparaka ezze ekuba olukunkumuli lwa ggoolo nga yasookera ku KCCA bweyagiwuttulira omwayo goolo 3-0 abasinga ne balowooza egigwiiridde kyokka kino eyongedde okukikakasa ne ku ttiimu endala zezenga etimpulira ewaka nekubugenyi.

Mu mipiira ekkumi gyeyakazannya sizoni eno ekubiddwako ebiri ,amaliri ga mulundi gumu newangula musanvu era kino kigitadde mu kifo eky’okubiri n’obubonera 28 mu kibinja Treble ekikulembeddwa KCCA n’obubonero 31 kyokka eno eri wansi wa KCCA emipiira ebiri .

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pp 220x290

Abayimbi Bannayuganda battunse...

Abajamaica;Christopher Martin ne D-Major bakubye Bannayuganda emiziki egibaccamudde

Hse1 220x290

By’olina okumanya ng’ogula ennyumba...

Kya makulu omuntu akuguza ennyumba okukuwa ppulaani yaayo n’ogiwa omukugu nagyetegereza okukakasa nti ebiriko byagobererwa...

Ssenyonjo 220x290

Poliisi ezudde ebipya ku yatema...

POLIISI ezudde ebipya ku musajja Hamidu Ssennyonjo amanyiddwa nga Munomuno omu ku bagambibwa okuyingirira omugagga...

Mayiga 220x290

Katikkiro alaze engeri ebbula ly’amazzi...

KATIKKIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga ayongedde okukkaatiriza obukulu bw’amazzi mu bulamu bw’abantu n’agamba...

Bazigu1 220x290

Abazigu balumbye amaka e Munyonyo...

ABAZIGU balumbye amaka e Munyonyo ne batemaatema omukozi w’awaka Isa Birimusho n’okumusiba akandooya ne bamuleka...