TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Aba Case Hospital baddiza abooluganda lwa Moze obukadde 29

Aba Case Hospital baddiza abooluganda lwa Moze obukadde 29

By SHAMIM NABUNNYA

Added 13th February 2018

Eddwaaliro lya Case Hospital liddizza abooluganda lw'omugenzi Moze Radio ssente obukadde 29 ezaafikka kw'ezo ezaaweebwayo abantu abenjawulo okumujjanjaba ng'akyali mulamu.

Laga 703x422

Frank Ssekibogo(ku kkono) maama Jane Kasubo ne Med Ssembajjwe (ku ddyo) ng’akutte ceeke.

Abooluganda abakwasiddwa ssente bakulembeddwaamu Frank Ssekibongo, Jane Kasubo ne Med Ssekibongo, baganda b'omugenzi ne babakwanga ceeke ya bukadde 29.

Ssembajje agambye nti Pulezidenti Museveni sako ne Bryan White baakola omulimu munene wamu n'eddwaaliro okugezaako okutaasa obulamu bwa Moze , ekitaasoboka.

Ebyembi nti eddwaliro bwe libakwasizza abo'luganda lwa Mozey kyeeke ate muganda wo Mugenzi Mozey, gwe bayita Frank Ssekibongo n'aginyakulawo n'adduka nayo nga tayagala muntu yenna kulaba birimu ka babe abooluganda b'azze nabo mu ddwaliiro.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mag1 220x290

Omubaka wa Igara West Rafael Magyezi...

Omubaka wa Igara West Rafael Magyezi eyaleeta ekiteeso ky'okuggya ekkomo ku myaka gya Pulezidenti aweereddwa obwa...

Bra1 220x290

Biibino bye wasubiddwa mu mpaka...

Biibino bye wasubiddwa mu mpaka z'emisono

Ritahpenny1 220x290

Akabaga k’amazaalibwa ga Ritah...

Ritah Penny bamukoledde akabaga k'amazaalibwa akamucamudde.

Lytobosswife4 220x290

Mukyala wa Lyto Boss asulirira...

Omuyimbi Lyto Boss yeesunga 'ssukaali' mukyala we asulirira kuzaala

Hazard333 220x290

Hazard asuubizza aba Chelsea

Hazard agamba nti bw'aliba avudde mu Real Madrid, ayinza okuddayo mu Chelsea.