TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Avudde mu mbeera lw'akussa bukwakkulizo ku bbaala!

Avudde mu mbeera lw'akussa bukwakkulizo ku bbaala!

By Moses Lemisa

Added 12th March 2018

Avudde mu mbeera lw'akussa bukwakkulizo ku bbaala!

Jub1 703x422

MUSAJJA  mukulu Fred  Batanzi amanyikiddwa nga taata muto  y’omu ku batuuze abaayitiddwa mu lukiiko lw’ekyalo mu Dobi zooni mu muluka gwa Makerere III e Kawempe  ne balumugobamu ng’atamidde .

Ssentebe wa zooni Paul  Mukwaya kasita yayogedde ku budde   amabbaala bwe galina okukomako okukola kyatabudde musajja mukulu ono n'atandika okuyomba nga bw'agamba nti bbo abalina ssente zaabwe ez’okunywa tebalina kubawa budde kuba tewali azibakolera.
 
Yagenze mu maaso n’okulekaanira mu lukiiko ekyawalirizza Mukwaya okulagira bamugyewo . Batanzi baamututte awereekereza ebigambo nga bwagamba nti bweba
abateeka amateeka ku mabaala kikyamu  nnyo era ye tasobola
kugagoberera .
 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Whatsappimage20181214at173512 220x290

SC Villa etimpudde Express FC n'ennyogoza...

SC Villa etimpudde Express FC n'ennyogoza abawagizi baayo mu kisaawe e Namboole omupiira gye guyindidde!

Mosesmakoyaniowakibogakuddyongattunkaneambrosenaturindaowantinda 220x290

Kiboga ewaga mu Big League

TTIIMU ya Kiboga FC eyaakesogga Big League eremedde ku Proline FC okugisuuza entikko y’ekibinja kya Rwenzori ekitaddewo...

Hib1 220x290

Omulamuzi atabukidde abakakiiko...

Omulamuzi atabukidde abakakiiko k'ebyettaka e Lwengo

Reb2 220x290

Maneja w’ebbaala ya Casablanca...

Maneja w’ebbaala ya Casablanca asindikiddwa ku limanda

Deb1 220x290

Abakola ebimansulo e Kyetora balabuddwa...

Abakola ebimansulo e Kyetora balabuddwa