TOP
  • Home
  • Amawulire
  • BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA ATUUSE MU KATALE NG’ALIMU BINO

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA ATUUSE MU KATALE NG’ALIMU BINO

By Musasi wa Bukedde

Added 30th March 2018

Embiranye wakati wa Russia ne Amerika yeeyongedde; Putin agobye Abamerika 60 mu Russia n’aggala n’ekitebe kyabwe.

Kwata 703x422

Bannaddiini batadde akaka ku ttemu  n’okuwamba abantu ebyeyongedde mu ggwanga bwe babadde batambuza ekkubo ly’omusaalaba.

Abawala mikwano gya Kusasira bamulemeddeko akutule ensonga ze ne Serugga nabo asobole okubawa ekyanya.

Mu Akezimbira.Tukulaze ebiri mu bbago ly’etteeka erijja ku balandiroodi n’abapangisa naddala ku nsasula ya ssente.  Byonna mu Bukedde w’Olwomukaaga.

Mu Byemizannyo: Olutalo lwa Top 4 luzzeemu ng’owa Liverpool ne Mourinho owa ManU beeraliikiridde ttiimu ze battunka nazo.  

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Det2 220x290

Famire ekyasattira olwa ssemaka...

Famire ekyasattira olwa ssemaka okubula

Lip2 220x290

Bakutte abadde alimba abantu okubatwala...

Bakutte abadde alimba abantu okubatwala ku kyeyo

Sab 220x290

adde abba ATM ku bantu akwatiddwa...

adde abba ATM ku bantu akwatiddwa

Fut2 220x290

Akulira kkampuni etwala abantu...

Akulira kkampuni etwala abantu ku kyeyo akwatiddwa lwa kufera

Set1 220x290

Omuyambi wa Museveni bamuloopye...

Omuyambi wa Museveni bamuloopye