TOP

Musumba Bugingo ayambalidde maama Fiina

By Musasi wa Bukedde

Added 1st April 2018

Musumba Bugingo ayambalidde maama Fiina

Kop3 703x422

Paasita Bugingo ng'abuulira

OMUSUMBA Aloysius Bujingo ow’ekanisa ya House of Prayer Ministries International e Makerere ayambalidde Maama Fiina nga yebuuza kiki ekimuleeta mu makanisa g'Abalokole ng'atte abeera tazze kulokoka.
 
Bugingo awadde eky'okulabirako n'ategeeza nti Maama Fiina yagenda ewa Paasita Wilson Bugembe ku lunaku lwa basseereebu n'atuula ne ku katuuti ekifo ekigambibwa okubeera eky'abalyowi b'emyoyo kyokka nga tazze kulokoka.
 
Mu ngeri yeemu musajja wa Katonda yennyamidde olw’ekiwamba bantu ekisusse mu ggwanga ensangi zino nga kumpi buli wiiki wa baawo omuntu azuulwa nga Mufu eky’ongedde okuteeka eby’okwerinda mu matigga.
 
Ono era avumiridde n’abantu abeeyita ba sereebu kyokka nga bawa eky’okulabirako ekibi eri ababagoberera okugeza nga ennyambala ,enjogera n’ebikolwa ekintu ekisinze okusiga empisa embi mu bantu

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

A1 220x290

Ekyabadde mu ntujjo ya ‘Floral...

Ekyabadde mu ntujjo ya ‘Floral & Cocktail Party’ e Munyonyo ebyana gye byalagidde emisono n’emibiri nga bwe balya...

Afrigo 220x290

Lutalo ekintu akyekwatiddemu

OMUYIMBI w’ennyimba za laavu, David Lutalo (ku ddyo) kirabika akooye bapulomoota okumulyako ssente.

Tege 220x290

Kyokka mwana ggwe Lydia Jazmine!...

MWANAMUWALA Lydia Jazmine abamu gwe bayita muninkini wa gundi yamalayo. Akola bimusanyusa nga tafuddeyo ku bantu...

Kuba 220x290

Eyagaba abalongo bange yantamya...

NZE Charles Adwor, mbeera Mukono. Nasisinkana munnange mu 2014 nga nkyabeera e Jinja. Ebiseera ebyo nalina omulimu...

Melon1 220x290

Weyune enkola ya kontulakiti ofunemu...

OKUKOLA kontulakiti n’omuguzi y’emu ku ngeri omulimi n’omulunzi mw’asobola okuyita okufuna akatale k’ebintu bye...