TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Katikkiro aggudewo ekizimbe ku ddwaliro e Lubaga

Katikkiro aggudewo ekizimbe ku ddwaliro e Lubaga

By Ponsiano Nsimbi

Added 20th April 2018

Katikkiro aggudewo ekizimbe ku ddwaliro e Lubaga

Kat1 703x422

Katikkiro ng'aggulawo ekizimbe

KATIKKIRO wa Buganda Charles Peter Mayiga aguddewo ekizimbe awatuula abasawo abakugu ab'ebuuzibwako,ekyuma ekitereka ebikwata Ku balwadde  n'ekyuma ekikebera obwongo ekya CCT_Scan mu dwaliro lya Uganda Martyrs Hospital Lubaga.

 

 
Katikkiro bino abikoledde ku mukolo ogw'okukuza olunaku lweby'obulamu olukuzibwa buli mwaka.
 
Ku lunaku luno baleese ebintu eby'enjawulo bye bakola  ng'omulamwa gw'omwaka guno gugamba ''Obutonde bwange  obunetolodde bwe bulamu''
 
Katikkiro Mayiga yebazizza abakulira edwaliro lino olw'enkulaakula etuukiddwako,asabye abantu okukwatiza awamu okutumbula omutindo gwe byobulamu era n'asaba n'abasawo okukkiriza okuyitibwa kwabwe n'okuwereza abantu mu bwesimbu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bre 220x290

Aba Miss Uganda batongozza okugaba...

Aba Miss Uganda batongozza okugaba paadi mu masomero ng'erimu ku makubo okumalawo ekizibu ky'abayizi abawala abayosa...

Lukyamuziwebuse 220x290

Mukozese ekisiibo okwezza obuggya...

Abayizi bakubiriziddwa okukozesa ekisiibo kino okwenenya olwo bafune obulamu obulungi.

Gattako 220x290

Hosni Mubarak owa Misiri yafudde...

EYALI Pulezidenti wa Misiri, munnamagye Hosni Mubarak, bannansi gwe baanaabira mu maaso ne bamumaamula ku ntebe...

St14 220x290

Obululu bwa Stambic Uganda Cup...

Obululu bwa Stambic Uganda Cup bukwatiddwa

Got12 220x290

Emmotoka z'empaka zizzeeyo e Jinja...

Emmotoka z'empaka zizzeeyo e Jinja