TOP

BUKEDDE W’OLWOKUBIRI ALIMU EBIKULU BINO

By Musasi wa Bukedde

Added 23rd April 2018

Russia eyongedde ebyuma mu Syria okulemesa Amerika, Kitatta bamutaddeko abajulizi 13, ebizibiti okuli emmundu bireeteddwa ne Yisirayiri, ate Walukagga yeekyusizza ku by’okumukebera omusaayi ku mwana wa hawusigaalo.

St1buk240418 703x422

Russia eyongedde ebyuma mu Syria okulemesa Amerika ne Yisirayiri.

Kitatta bamutaddeko abajulizi 13, ebizibiti okuli emmundu bireeteddwa.

Walukagga yeekyusizza ku by’okumukebera omusaayi ku mwana wa hawusigaalo.

Mu Ssenga: Mulimu amateeka agafuga ekitanda ky’abafumbo. Tosubwa kye kitegeeza okugasobya. Byonna mu Bukedde w’Olwokubiri.

Mu Byemizannyo: Tukulaze engeri Liverpool gye yeesize Salah okufutiza Roma mu gwa Champions League.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Send 220x290

Eyanfunira omulimu mufiirako

NZE Innocent Katusiime 29, mbeera Nakawa. Buli lwe ndowooza ku ngeri gye nnasisinkanamu maama w’omwana wange essuubi...

Bere 220x290

Ono si katono ‘abasibe’ bamwewagguleko...

MWANAMUWALA ono y’omu ku baabadde balya obulamu ku kivvulu ekyatuumiddwa Floral & Cocktail Party ekyabadde ku Jahazi...

Siri 220x290

Ababadde basekerera Julie ku bya...

“ABABADDE banjogera ebigambo bibakalidde ku mimwa kati mundeke nfumbire omwami wange Ssekajugo omu bwati.”

Wanted1 220x290

Mujje mu Harvest Money muyige okugoba...

AKAWUKA akakaza ebitooke kye kimu ku kivuddeko ensuku nyingi naddala mu Buganda okukutuka ng’ebitooke bikala ne...

Simba 220x290

Omubaka wa Amerika atadde akaka...

ABADDE Ambasada wa Amerika mu Uganda alabudde ku ky’okukyusa obuyinza mu Uganda mu mirembe bw’ategeezezza nti,...