TOP

Zahara afunye omuvubuka amumaleko ennyonta y'omukwano

By Musasi wa Bukedde

Added 25th April 2018

Zahara Totto ayingizzaawo omuvubuka omupya gw’awaana okuba omukugu mu bya laavu amumaleko ennyonta y’omukwano

Zaha1 703x422

Zahara ne Yiga nga beeraga laavu

Zahara Totto omukozi ku Ttiivi emu wano mu ggwanga kirabika ekiwuubaalo kya laavu kimukeese!

Ayingizzaawo omuvubuka omupya gw’awaana okuba omukugu mu bya laavu amumaleko ennyonta y’omukwano

Zahara n’omuvubuka Samuel Joel Yiga  amanyiddwa nga Mp Lubaga South ow’e London mu Bungereza ennaku zino omukwano gubasaza mu kabu era wiiki ewedde babadde mu kwewuumuzako.

 ahara ne iga nga baliko bye bava okugula Zahara ne Yiga nga baliko bye bava okugula

 

Omanyi okumala ebbanga ebintu bya laavu ya Zahara eyaaliko omuzinyi mu kibiina kya Chilli Gals bibadde bibuuzabuuza abantu abalala nga bebuuza taata w’abaana be ababbiri gy’ali.

Ono era azze ayogerwako okuba mu laavu n’abavubuka ab’enjawulo omuli ne bankuba kyeyo kyokka nga abiwakanya nti mikwano gye.

Omu ku mikwano gya Yiga yategezezza nti bano essaawa yonna bateekateeka kutandika ku lugendo lwa kutongoza bufumbo bwabwe omuli n’okwanjula.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abr1 220x290

Empaka za ASFAs bazongeddemu ebirungo...

Basereebu beesunga kuwangula ngule mu mpaka z'emisono eza Abryanz Style and Fashion Awards (ASFAs)

Siba 220x290

Leero mu mboozi z'omukenkufu, tukulaze...

EMMWAANYI kyabugagga era bajjajjaffe baazitunda ne bakolamu ebintu eby’enjawulo omwali okusomesa abaana, okugulanga...

Kusasiraserenandijjo32 220x290

Ekyabade mu kivvulu kya Kusaasira...

Ekyabade mu kivvulu kya Kusaasira ku Serena: Museveni ayanukudde Mayinja ku by'oluyimba lwa 'Ebintu bizzeemu'

Cf67bb0a32be4b27bedf0076e8e46208 220x290

Bazannye ffirimu ku ngeri abavubuka...

Ekitongole kya Reach a hand nga kiri wamu n'Omunigeria kafulu mu kuzannya ffirimu Emmanuel Ikubese basabuukuludde...

Teekamu 220x290

Eyanzigya mu ssomero yeegaanye...

NKIZUDDE kati nti eyannimbalimba n’annemesa emisomo yali ayagala kunkozesa nga tanjagala bya ddala.