TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abazadde basabiddwa okuweerera abaana obumenyi b'amateeka bukendeere

Abazadde basabiddwa okuweerera abaana obumenyi b'amateeka bukendeere

By Musasi wa Bukedde

Added 29th April 2018

Abazadde basabiddwa okuweerera abaana obumenyi b'amateeka bukendeere

Teb1 703x422

Bya Regina Nalaunga
 
OMUBAKA Wa Turkey mu Uganda Sedef Yavuzalp akalaatidde abazadde omusomesa abaana baabwe kiyambeko mu kukendeeza obumenyi bw'amateeka mu ggwanga.
 

ono okwogera bino asinzidde ku Mukolo  gw'okukuza olunaku lw'abaana olutegekeddwa ku ssomero lya Asiyah Kids School mu Kiteezi.

 
Agambye nti abaana bwe basomesebwa kibasobozesa okwagala ensi yaabwe  n'ekikendeeza ne ku bumenyi  bw'emateeka.

Ronald Nsubuga Balimwezo meeya wa minisipaali y'e Nakawa agambye nti abaana abato okwenyigira mu bumenyi bw'amateeka kivudde ku bazadde kusuulirira buvunanyizibwa bwabwe.

Agasseeko nti abazadde basaanye okusomesa abaana baabwe engeri y'okweyisamu. 
Oluvanyuma abaana baweleddwa ebirabo okubadde engoye  n'ebyokuzannyisa

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kab1 220x290

Gavumenti efulumizza ebiragiro...

Gavumenti efulumizza ebiragiro ebipya ng'emizannyo gizzeemu

Kat1 220x290

‘Teri kukyusa’

‘Teri kukyusa’

Tip1 220x290

Admin FC eyagala Big League

Admin FC eyagala Big League

Byekwaso 220x290

Byekwaso w'emifumbi ateekateeka...

KAFULU wa Uganda mu muzannyo gw’okusiba emifumbi ali mu keetalo nga yeetegekera okugattibwa mu bufumbo obutukuvu...

Tip1 220x290

Omusajja anzigyako abaana

Omusajja anzigyako abaana