TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Muyanga Lutaaya owa NBS asuze mu kkomera lwa bukadde 57

Muyanga Lutaaya owa NBS asuze mu kkomera lwa bukadde 57

By Musasi wa Bukedde

Added 30th April 2018

Muyanga Lutaaya owa NBS asuze mu kkomera lwa bukadde 57

Img20180205wa0022 703x422

Simon Muyanga Lutaaya

Munnamawulire Simon Muyanga Lutaaya bamuggalidde mu kkomera e Kirinnya - Jinja lwa kugaana kusasula ssente obukadde obukunukkiriza mu 57 lwa kulemwa Keneth Lubogo owa NRM kusasula eyamuwangula mu kalulu k'omubaka wa Bulamoji ate bwe yaddukira mu kkooti okuwaaba nayo n'amuwangulirayo.

Baaso kumulagira kusasula obukadde 296. Muyanga yeesimbirawo ku kkaadi ya FDC

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kuba 220x290

Munnayuganda atuuziddwa nga omusumba...

MUNNAYUGANDA eyalondebwa okufuuka Omusumba w’essaza ly’Eklezia erya Aliwal e South Afrika atuuziddwa mu kitiibwa,...

Br1 220x290

Leero mazaalibwa ga Jose Roberto...

Leero mazaalibwa ga Jose Roberto Gama De Olivieira amanyiddwa nga Bebeto eyali emmunyenye ya Brazil

Carol 220x290

Omwawule akoze siteetimenti ekontana...

REV. Isaac Mwesigwa bwe yaggyiddwa e Soroti yatwaliddwa butereevu ku kitebe kya poliisi e Naggulu mu Kampala n’akola...

Jit1 220x290

Poliisi etandise omuyiggo gw'abavubuka...

Poliisi etandise omuyiggo gw'abavubuka abagambibwa okukuliramu okwekalakaasa e Kawempe

Kola 220x290

Leero mu mboozi y'omukenkufu, tukulaze...

OKUFAANANAKO Vanilla, abantu bangi baalima Moringa naye oluvannyuma ne bamutema yenna bwe baabulwa akatale era...