TOP

Mariach tazannyira mu ssente za bakasitoma

By Musasi wa Bukedde

Added 7th May 2018

KAZANNYIRIZI MC Mariach atera okweyita bba w’Omusoga bw’aba ali ku siteegi tazannyira mu ssente za bakasitoma newankubadde abamu bagamba nti ssente ze ziva mu ntuuyo.

Second1 703x422

Bwe yabadde mu kivvulu ekimu gye buvuddeko, olwalinnye ku siteegi abadigize ne bamukubira enduulu.

Naye okubalaga nti si waabulijjo, yatandise okukola obukolomooni nga bwe yeevulunga mu ttaka, okwekola obusolosolo nga tafuddeeyo ku mujoozi omweru gwe yabadde yeesaze.

Bangi bakkirizza nti omusajja bamuleke yeeriire omusimbi gwe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Br3 220x290

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya...

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya abaali abakozi be zisajjuse

Kit1 220x290

Engeri akasaawe k'e Mulago gye...

Engeri akasaawe k'e Mulago gye kaalera Jimmy Kirunda

Jit1 220x290

Afiiridde mu kibanda kya firimu...

Afiiridde mu kibanda kya firimu e Mukono

Bad1 220x290

King Michael akaayidde Balaam

King Michael akaayidde Balaam

Dot1 220x290

Ebyokutambula bino byetaagamu kasooda...

Ebyokutambula bino byetaagamu kasooda