TOP

Muk’omusajja amutuusizza ku kitanda

By Musasi wa Bukedde

Added 9th May 2018

SSAALONGO akiguddeko abatuuze b’aludde ng’abaagalira abakazi bwe bamukutte lubona ne muk’omusajja omulala ne bamukuba emiggo egimutuusizza ku kitanda e Mulago.

Fiirawo 703x422

Herbert Ahereza 42, ataayogedde kitundu gy’abeera ali ku kitanda e Mulago oluvannyuma lw’okukwatirwa e Kawempe ne muk’omusajja.

Ahereza yategeezezza nti, amaze wiiki emu ng’ayagalana n’omukazi ono gw’amanyiiko erya Aisha kyokka ng’abadde tamanyi nti, mufumbo.

Ahereza yategeezezza ng’abatuuze effujjo lino baalimukozeeko ku saaawa 11:00 ez’oku makya bwe baamusanze ng’awerekera Aisha okudda ewuwe.

Poliisi y’e Kawempe ye yamutaasizza oluvannyuma n’emutwala mu ddwaaliro e Mulago.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

See1 220x290

Hamza ne Rema baalaze kiraasi etabangawo:...

BULI eyabadde atuuka mu kifo omukolo gwa Rema ne Hamza ng’alabirawo ssente ezaayiiriddwaamu n’obutetenkanya. Baatimbye...

Yambala 220x290

Ebyambalo ku mukolo gwa Rema byamazeewo...

Patience Kentalo eyakuliddemu ttiimu eyayambazza Rema yagambye nti kibatwalidde emyezi mukaaga okulowooza n’okuteeka...

Wada 220x290

Obunkenke nga Hamza ayambaza Rema...

Akamwenyumwenyu kaabadde ka kiyita mu luggya omukyala bwe yazudde nti engalo ateeka ku nkyamu era n’amuwenyaako...

Tunda2 220x290

Abooluganda batabuse n’omuzzukulu...

ABOOLUGANDA batabuse lwa muzzukulu kutunda ttaka lyabwe okuli n’ebiggya nga tebamanyi.

Goba 220x290

Omukubi w'ebifaananyi bamugobye...

Aboolukiiko olufuga zooni ya Kazo Central 1 mu munisipaali y’e Nansana batabukidde Jamir Aligaweesa omukubi w’ebifaananyi...