TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ebifaananyi ebyakoze amawulire ku Mmande n'Olwokubiri

Ebifaananyi ebyakoze amawulire ku Mmande n'Olwokubiri

By Musasi wa Bukedde

Added 23rd May 2018

Ebifaananyi ebyakoze amawulire ku Mmande n'Olwokubiri

Kaaba1 703x422

Kitatta ng'akaabira mu kkooti

Ebifaananyi ebyakoze amawulire ku Mmande n'Olwokubiri

oliisi ngetwala omulambo gwa velynPoliisi ng’etwala omulambo gwa Evelyn.

 https://www.bukedde.co.ug/bukedde/amawulire/1478227/omuwala-omulala-attiddwa-omulambo-gwe-ne-bagukumako-omuliro

  ulezidenti useveni ngawandiika mu kitabo kyabagenyi mu nkambi yamagye e ontepuez ano yabadde wansi womuti gwekijjukizo we baasisinkaniranga ne amora acheal okutema empenda zolutalo lwokwenunula Pulezidenti Museveni ng’awandiika mu kitabo ky’abagenyi mu nkambi y’amagye e Montepuez. Wano yabadde wansi w’omuti gw’ekijjukizo we baasisinkaniranga ne Samora Macheal okutema empenda z’olutalo lw’okwenunula.

Pulezidenti alambudde gye yatendekerwa obuyeekera e Mozambique: https://www.bukedde.co.ug/bukedde/ag%E2%80%99eggwanga/1478148/pulezidenti-alambudde-gye-yatendekerwaobuyeekera-emozambique

itatta ngakaabira mu kkooti bwe yalagiddwa ekizibiti kyemmundu olwo omujulizi wa avumenti nategeeza omulamuzi nti itatta gye yali akozesaKitatta ng'akaabira mu kkooti bwe yalagiddwa ekizibiti ky’emmundu olwo omujulizi wa Gavumenti n’ategeeza omulamuzi nti Kitatta gye yali akozesa.

 

 Ebisingawo: https://www.bukedde.co.ug/bukedde/amawulire/1478205/ebyaviiriddeko-kitatta-okukulukusa-amaziga-mu-kkooti

 

 eddy ansubuga 57 eyalaajanidde akakiiko akabuuliriza ku mivuyo gyettaka kamuyambe kawalirize munnamateeka womu ampala ichard uzibira amuddize ssente ezisoba mu kawumbi ze yamufera nga gavumenti eriyirira bannanyini ttaka e uyaga Teddy Nansubuga 57, eyalaajanidde akakiiko akabuuliriza ku mivuyo gy’ettaka kamuyambe kawalirize munnamateeka w’omu Kampala Richard Buzibira amuddize ssente ezisoba mu kawumbi ze yamufera nga gavumenti eriyirira bannanyini ttaka e Buyaga.

 Ebisingawo: https://www.bukedde.co.ug/bukedde/ag%E2%80%99eggwanga/1478142/omukazi-alaajanidde-akakiiko-kettaka-looya-amufeze-ssente-ezisoba-mu-kawumbi

 bazannyi ba ipers nga babuusa omutendesi iguel a osta oluvannyuma lwokutegeezebwa nti bawangudde ekikopo kya liigi yokka essanyum lyakomye ku munaabo bwe baatagezeezza oluvannyuma nti  ewangudde omupiira mu ddakiika esembayo Abazannyi ba Vipers nga babuusa omutendesi Miguel Da Costa oluvannyuma lw'okutegeezebwa nti bawangudde ekikopo kya liigi nga bamaze okufuntula Express FC ggoolo 5-0. Kyokka essanyum lyakomye ku munaabo bwe baatagezeezza oluvannyuma nti KCCA ewangudde omupiira mu ddakiika esembayo

 

 bazannyi ba   nga bajaganya olwokuwangula ne bassa akazito ku ipers nga kati ekikopo kijulidde mupiira gusembayo aakubye idco ggoolo 21 Abazannyi ba KCCA FC nga bajaganya olw'okuwangula ne bassa akazito ku Vipers nga kati ekikopo kijulidde mupiira gusembayo. Baakubye Bidco ggoolo 2-1

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Wez1 220x290

Alipoota ya TWAWEZA yennyamiza...

Alipoota ya TWAWEZA yennyamiza eri abantu be Buikwe

Fut2 220x290

Ssenga alaze obulabe obuli mu kulaga...

Ssenga alaze obulabe obuli mu kulaga abaana ebikolwa eby'ekikaba

Fut1 220x290

Obulabe bw’omuzadde okulaga omwana...

Obulabe bw’omuzadde okulaga omwana baganzi be

Sad1 220x290

Engeri abazadde gye bayingiza abaana...

Engeri abazadde gye bayingiza abaana mu nsonga z’obwenzi

Lip21 220x290

Agambibwa okusaasaanya obutambi...

Agambibwa okusaasaanya obutambi bw’okutta Nantaba addukidde wa Akullo