TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abooluganda lwa Moze bakukkulumidde kkooti okudibaga omusango gw'agambibwa okutta omuntu waabwe

Abooluganda lwa Moze bakukkulumidde kkooti okudibaga omusango gw'agambibwa okutta omuntu waabwe

By Musasi wa Bukedde

Added 23rd May 2018

AB'OLUGANDA ne mikwano gyo mugenzi Radio Sekibogo bakukkulumidde kkooti y'e Ntebe nga bagamba badibaze omusango gwabwe.

Whatsappimage20180523at120459pm 703x422

Abantu nga bakwatiridde maama wa Moze ku kkooti e Ntebe

Bano bagamba nti omuntu gwe babaleetera mu kkooti si yeyatta omuntu waabwe era basabye Gavumenti eyingire mu nsonga zino basobole okufuna obwenkanya.

Bino bibadde ku kkooti e Ntebe awabadde okuwulira omusango gwa Troy Wamala agambibwa okutta Mozey Radio.

Wabula nga gw'ongezeddwaayo okutuusa nga 18 June.

aama wa oze ngali ku kkootiMaama wa Moze ng'ali ku kkooti

 

  odfrey amala agambibwa okutta oze ngali mu kkooti Godfrey Wamala agambibwa okutta Moze ng'ali mu kkooti
 bamu ku booluganda nemikwano nga bali ku kkooti Abamu ku booluganda n'emikwano nga bali ku kkooti

 

 booluganda nemikwano gyomugenzi oze nga bakutte ebipande ebisoma    ekivvuunuulwa nti baagala mazima mu nsalo yomusango gweyatta oze Abooluganda n'emikwano gy'omugenzi Moze nga bakutte ebipande ebisoma 'WE WANT JUSTICE' ekivvuunuulwa nti baagala mazima mu nsalo y'omusango gw'eyatta Moze

 

 


Bya Godfrey Ssempijja.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Tap15 220x290

Engeri Corona gy’ayigirizza abakozi...

Engeri Corona gy’ayigirizza abakozi okuvuga eggaali

Det23 220x290

Ennyonja y’emmotoka etangira Coronavirus...

Ennyonja y’emmotoka etangira Coronavirus

Tap22 220x290

Abasomesa abatali ba Pulofeesa...

Abasomesa abatali ba Pulofeesa ku yunivasite bawadde obukwakkulizo

Lab15 220x290

Okukuza olunaku lw’abajulizi, June...

Okukuza olunaku lw’abajulizi, June 3

Kit1 220x290

Batutte omulambo ku disitulikiti...

Batutte omulambo ku disitulikiti lwa kubamma bbaluwa