TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Omusuubuzi w'engoye bamusomedde emisango 25 n'awunga

Omusuubuzi w'engoye bamusomedde emisango 25 n'awunga

By Musasi wa Bukedde

Added 29th May 2018

Omusuubuzi w'engoye bamusomedde emisango 25 n'awunga

Gal1 703x422

OMULAMUZI wa kkooti ya Mwanga II ow'eddaala erisooka Esther Nyandoi asomedde omusuubuzi w’engoye emisango 25 egy’okufera abantu.

Stellah Jeolobo ow'e Wakaliga mu Kampala eyali nnannyini Jeolobo International Agency Uganda Ltd avunaanibwa okuggya ku bantu abasoba 150 ssente ezisoba mu bukadde 800 ng’abasuubizza okubatwala n’okubafunira emirimu ebweru. Emisango gino Jeolobo yagizza wakati wa January 2016 ne March 2017.

Jaolobo asabye omulamuzi yeeyimirirwe wabula omuwaabi wa kkooti Mariam Kruthum n'akiwakanya. Yavunaaniddwa n'okutwala abantu ebweru mu bukyamu. Yazziddwa e Luzira okutuuka nga May 29, 2018.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sky2 220x290

URA eggaddewo SkyLight Arcade abasuubuzi...

WAABADDEWO akassattiro mu kibuga abasuubuzi abakolera ku kizimbe kya Sky Light Arcade bwe baasanze ng'amaduuka...

Ssaavabazigu1 220x290

Abagambibwa okubba Abachina e Nkoowe...

ABAVUBUKA abagambibwa okubbisa eryanyi nga bakozesa emmundu basimbiddwa mu maaso g’omulamuzi wa kkooti Enkulu etuula...

Sooto2 220x290

Embeera ya Ppaaka Enkadde: Okw'enkuba...

Enkuba bw'etonnya Ppaaka enkadde fuula nga kiraalo kya nte!

Kubbiri6 220x290

Olutalo lwa Ssennyonga ne Kakande...

OMUSUMBA Jackson Ssennyonga aguze ekizimbe okumpi n'ekkanisa ya Nabbi Samuel Kakande ku bbiri e Mulago, embiranye...

Kabz 220x290

Kabushenga asiimye KCCA FC

"Kino kigenda kumpaliriza okulaba emipiira gya KCCA nga ntandiika n'ogwa CAF Confederations Cup.