TOP

Ow'abaana 5 yeetisse banne mu kusoma

By Musasi wa Bukedde

Added 30th May 2018

MAAMA ow’abaana abataano yeetisse banne bonna ababadde basomera ku ttendekero ly’abasomesa erya ‘National Teachers College Mubende nga lino ttabi lya yunivasite y’e Kyambogo.

Bana 703x422

MAAMA ow’abaana abataano yeetisse banne bonna ababadde basomera ku ttendekero ly’abasomesa erya ‘National Teachers College Mubende nga lino ttabi lya yunivasite y’e Kyambogo.

Jacqueline Namuyonga 47, yatikkiddwa dipulooma mu byenjigiriza ku Lwokutaano lwa wiiki ewedde n’asinga banne bonna bwe babadde 44.

Mufumbo ng’alina abaana bataano ng’asooka ali mu P4, Top Class, Middle Class, ow’emyaka ebiri n’ow’emyezi omusanvu.

“Nneebaza baze eyansasulidde ebisale emyaka esatu gye mmaze nga nsoma”, bwe yagambye.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kakozaemmotokazeazilabiriraokusikirizabakasitomawebuse 220x290

Mmotoka enkadde mwe nkola ssente...

Wazir Kakooza alaga lwaki omuntu yeetaaga kuyiiya kyokka okukola ssente mu kifo ky'okunoonya emirimu.

Miss 220x290

Abavuganya mu mpaka za Miss Uganda...

Abawala 22 abavuganya mu mpaka za Miss Uganda battunse mu mpaka z'okwolesa talanta

Eyeclinicwebuse 220x290

Kw'olabira amaaso ageetaaga okujjanjabwa...

Kebeza amaaso go buli mwaka okutangira obuzibu okusajjuka ssinga gabeera malwadde

Img20190718132844webuse 220x290

Abakyala mukole ebiraamo okutangira...

Abakyala muve mu kwezza emabega mukole ebiraamo okuwonya abaana bammwe okubbibwa n'obutafuna mu ntuuyo zammwe

Bala3 220x290

Abaabadde ne Prince Omar ng'akwata...

OMUYIMBI amanyiddwa nga Prince Omar bwe yabadde akola vidiyo ye abaamuwerekeddeko baalidde emichomo gyennyama kw'ossa...