TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Gav't erabudde abatwala abantu okukuba ekyeyo e Oman: 'Mukikomye'

Gav't erabudde abatwala abantu okukuba ekyeyo e Oman: 'Mukikomye'

By Musasi wa Bukedde

Added 3rd June 2018

GAVUMENTI erabudde ebitongole ebitwala abantu okukuba ekyeyo okulekera awo okubatwala mu Oman.

Sena 703x422

Balimwezo (ku ddyo) ne Binoga (ku kkono).

Bino byogeddwa Moses Binoga, kamisona avunaanyizibwa ku kulwanyisa okukukusa abantu mu minisitule y’ensonga ez’omunda bwe yabadde mu lukuhhaana lw’ekibiina ekigatta ebitongole ebitwala abantu emitala w’amayanja ekya ‘Uganda Association of External Recruitment Agencies’.

Olukung'aana lwatagekeddwa meeya wa Nakawa Ronald Balimwezo e Naggulu.

Binoga yagambye nti bazudde ng’abatwalibwa mu Oman batulugunyizibwa era kizibu okubayamba okuvaayo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Dav1 220x290

Museveni beyakuzizza bambaziddwa...

Museveni beyakuzizza bambaziddwa ennyota zaabwe

Mum2 220x290

Herbert Muhangi oluyimbuddwa ku...

Herbert Muhangi oluyimbuddwa ku kakalu ka kkooti tewayise n'addakiika n'addamu okukwatibwa

Lab2 220x290

Eyakubwa amasasi mu kwekalakaasa...

Eyakubwa amasasi mu kwekalakaasa alaajanye

Kab2 220x290

Ssewungu akubirizza bannaddiini...

Ssewungu akubirizza bannaddiini okuvumirira empaka

Lwa2 220x290

Ogwa Lwakataka gwongezeddwayo

Ogwa Lwakataka gwongezeddwayo